TOP

SHEILA bamuyiiridde omwenge ku Amnesia

By Musasi wa Bukedde

Added 2nd May 2016

SHEILA bamuyiiridde omwenge ku Amnesia

Mwe1 703x422

SHEILA omu ku badigize b’omu Kampala banne baamukoledde akabaga k’amazaalibwa. Olwatuuse ku bbaala ya Amnesia banne ne bamufulumya wabweru ng’abalina kye bamugamba.

Yagenze okuwulira ng’amazzi gamuyiikira, olwekyusizza n’abalala ne bamuyiira amalala n’omwenge yenna n’ajonjobala.

 

Eryabadde essanyu miranga gye gyazzeeko nga bw’alaajana baleme kumwonoonera nviiri ze kubanga abadde yaakazikola ng’ate baazimusedde.

Yatudde wansi nga bw’akaaba okutuusa lwe baamulese. Oluvannyuma baamututte munda basale keeki kyokka mu kifo ky’okumuyimbira bagisale, baagimusiize busiizi mu maaso. Yanyiize n’afuluma ng’agamba nti sikulwa nga bagimusiiga mu nviiri nga bwe baamukoze ku mazzi n’omwenge.

 Abagenyi be keeki baagyesalidde ne bagigabula ng’omugole taliiwo. Batugambye yavuddeyo ayomba

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Yiga 220x290

Ebiwalirizza Paasita Yiga okuddukira...

PAASITA Yiga Mbizzaayo nga tannasitula kugenda South Afrika, yasoose kutunda makaage agali e Mmengo era gwe yagaguzizza...

Waaka 220x290

Embwa 10 ziridde omwana emisana...

EKIKANGABWA kibuutikidde abatuuze b’e Kyengera mu zooni ya Mugongo ‘B’ ekisangibwa mu Wakiso, embwa bwe zikkakkanye...

Nara 220x290

Poliisi etadde ebiragiro ku bifo...

POLIISI eyisizza ebiragiro ku bizimbe n’ebifo awakung’aanira abantu abangi okwetangira abatujju abaakubye Kenya....

Pati 220x290

Abaasimattuse abatujju e Kenya...

EGGULO ku Lwokusatu mu biseera eby’okumakya, pulezidenti wa Kenya yayogedde eri eggwanga n’ayozaayoza ebitongole...

Vutu 220x290

Kamera gwe yakwata ng'abba essimu...

OMUVUBUKA eyanyakula essimu ku musaabaze mu takisi n'adduka nayo asimbiddwa mu kkooti ya Buganda Road n'avunaanibwa...