TOP

Okunsanga nga nneefulukuta tekinfuula mubbi...’

By Musasi wa Bukedde

Added 5th May 2016

Ggaayi ono yasangiddwa Katwe mu Katenda Zooni mu kayumba ka ddobi nga yeefulukuta ng’akirako alina bye yatereseeyo.

Fulukuta 703x422

EKY’OKUNSANGA nga nneefulukuta tekitegeeza nti nnina bye mbadde nziba.

Ggaayi ono yasangiddwa Katwe mu Katenda Zooni mu kayumba ka ddobi nga yeefulukuta ng’akirako alina bye yatereseeyo.

Bwe baamukutte ne bamubuuza bye yabadde anoonya ng’awoza kimu nti si mubbi era alinda nnannyini kifo.

Baamwambudde essaati n’engatto ne bazimusiba mu bulago nga kuliko n’engatto endala ze baamukutte nazo.

Kyokka baabadde bamutwala ku poliisi n’abeesimattulako n’adduka era tebazzeemu kumulaba.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kip2 220x290

Leero mu mboozi y'omukenkufu tukulaze...

Leero mu mboozi y'omukenkufu tukulaze engeri gy'oyinza okufuna mu kulima Levander

Pap2 220x290

Aba P7 babalaze ebinaabayamba okuwangula...

Aba P7 babalaze ebinaabayamba okuwangula

Top2 220x290

Abafera abantu okubatwala ku kyeyo...

Abafera abantu okubatwala ku kyeyo bakwate

Tip2 220x290

Omukozi w’awaka abuzeewo ne bbebi...

Omukozi w’awaka abuzeewo ne bbebi wa muliraanwa

Lab2 220x290

‘Ppaaka Enkadde efuuse kiraalo...

‘Ppaaka Enkadde efuuse kiraalo kya nte