TOP

Ssempijja akutudde ddiiru ne Salim Saleh

By Musasi wa Bukedde

Added 13th May 2016

TONNY Ssempijja akulira ekibiina kya ‘Uganda Music Promoters and Venue Owners Net Work’ agudde mu bintu.

Tonny1 703x422

TONNY Ssempijja akulira ekibiina kya ‘Uganda Music Promoters and Venue Owners Net Work’ agudde mu bintu.

Gen. Salim Saleh amuwadde omulimu gw’okukwanaganya abayimbi ne bannakatemba okulaba nga batuukiriza ekirooto kyabwe eky’okuzimba ekifo we bakungaanira, okulaga emizannyo n’ebivvulu ekya ‘Nnamba One Stop Centre’.

Ssempijja yagambye nti yakwataganye dda ne Andrew Benon Kibuuka akulira abayimbi okulaba nga bafuna ettaka n’okukola ku biwandiiko byonna ebyetaagisa babizzeeyo ow’omukulu nga biteredde.

Kiddiridde abayimbi ne bannakatemba okukyalira Gen. Salim Saleh wiiki ewedde ku Serena Hotel e Mutundwe ne balemwa okuggusa obulungi ensonga eyali ebatutteyo n’abasaba baddeyo beetereeze. Wano nga Tonny Ssempijja abuuza ku mugagga Kirumira. Ku ddyo ye Gen. Salim Saleh.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Bajjo13 220x290

Bajjo asindikiddwa Luzira.

pulomota Bajjo bamusindise mu kkomera e Luzira okutuusa wiiki ejja.

Deb2 220x290

Ebbakuli enfunda ewa omusajja amaanyi...

Ebbakuli enfunda ewa omusajja amaanyi

Deb2 220x290

Ebbakuli enfunda ewa omusajja amaanyi...

Ebbakuli enfunda ewa omusajja amaanyi

Sab2 220x290

Yinginiya basanze afiiridde ku...

Yinginiya basanze afiiridde ku ‘sayiti’

Tip2 220x290

bakitammweEyalumbye owa difensi...

bakitammweEyalumbye owa difensi akwatiddwaBasonze