TOP

Kale bba, Aisha abalaba

By Musasi wa Bukedde

Added 14th May 2016

Kale bba, Aisha abalaba

Lu1 703x422

RONALD Mayinja bw’atuuka ku bamaama kirabika awaayo byonna ne yeerabira mukyala we Aisha. Bwe yabadde ku Eden e Bwaise, yacamudde abantu naddala bamaama ne batuuka okulinnya ku siteegi.

Kyokka maama omu bwe yamutuuseeko n’asuula eri emikono ng’alinga agamba nti ‘ebyange byonna twala’. Era wano abantu we baatandikidde okumukuba olube nti, Ssebo Mayinja teweerabira nti oli mufumbo era Aisha abalaba.

Yabadde ne Catherine Kusasira eyakubidde abadigize enyimba okwabadde Byali Bikadde, Sonyiwa banno, Mr. Handsome n’endala. Mayinja yayimbye ennyimba nga Abalina ssente, Nteebereza, Gunjula, Tuwagira Nguzi n’endala. Baabadde mu kivvulu ekyatuumiddwa Ani asinga.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kab2 220x290

Nnamwandu w'abaana ababiri ali...

Nnamwandu w'abaana ababiri ali mu kattu e Lwengo

Lab2 220x290

Abadde mu ADF aloj ja obukambwe...

Abadde mu ADF aloj ja obukambwe obuliyo

Hot2 220x290

Aba LDU balaze okusoomoozebwa kwe...

Aba LDU balaze okusoomoozebwa kwe bafuna

Buk2 220x290

Ab’e Lugazi bajaganya lwa buwumbi...

Ab’e Lugazi bajaganya lwa buwumbi 40 ez’okwekulaakulanya

Jip2 220x290

Embeera y’enguudo e Mukono yeeraliikiriza...

Embeera y’enguudo e Mukono yeeraliikiriza