TOP

Akalulu kaatuwandula n’emmere etuleme!

By Musasi wa Bukedde

Added 14th May 2016

Akalulu kaatuwandula n’emmere etuleme!

Fud1 703x422

BAKKANSALA b’e Wakiso abaagwa ekyoyooyo ky’akalulu bakimalidde ku mmere bwe bagyegabidde nga bagamba nti tebaagala kubaseera.

Kino kyaddiridde okutuula mu kkanso esembayo era sipiika, Daudi Byekwaso bwe yamaze okubasiibula n’okubeebaza okuteesa obulungi, bangi abaabadde n’ennaku yaabwe olw’okukubwa mu kalulu nabo kwe kwesasuliza ku mmere.

Buli omu obwedda asena ng’akirako agamba nti yadde akalulu kaamulema ate n’emmere ebaleme okulya! Bwe baasuddeemu omwenge wamma ne batema ddansi nga balinga abalina kye beekulisa

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Lab2 220x290

Wali muyigiriza ow'ekisa

Wali muyigiriza ow'ekisa

Lip2 220x290

Okufa kwa Namirimu kwatufumise...

Okufa kwa Namirimu kwatufumise nga ffumu

Tip2 220x290

Bannange nze siri mulogo ebyawongo...

Bannange nze siri mulogo ebyawongo bye bintawaanya

Kid2 220x290

Ono muzeeyi omwenge aguyodde nga...

Ono muzeeyi omwenge aguyodde nga bijanjaalo

Got2 220x290

Abasuubuzi mu katale k’e Kitintale...

Abasuubuzi mu katale k’e Kitintale bali ku bunkenke