TOP

Mwannyinaze, onkuba otya ekigwo okunswaza?

By Musasi wa Bukedde

Added 15th May 2016

Mwannyinaze, onkuba otya ekigwo okunswaza?

Mwa1 703x422

Nassande ng’akunyira Kasumba ku ttaka.

ABOOLUGANDA David Kasumba ne mwannyina Nassande bagwahhanye mu malaka ne beekuba ebikonde, okwevuma n’okwerangira obulogo.

Kasumba yakedde wa mwannyina ng’atamidde. Ekyabadde nga okumubuuza yazze mu kumuvuma n’okumulangira obulogo n’amulumiriza n’okusimba eddagala ku malaalo ga nnyabwe abasiraanye.

Ebigambo bino byaggye Nassande mu mbeera n’akwata Kasumba n’amuwuumiza ebikonde nga bwe beenyoola. Yakutte Kasumba n’amukuba ekigwo n’okumunyiga ng’agamba nti amumalamu jjoogo. Yagenze okulaba ng’abolooga kwe kumuta.

Baabadde ku kyalo Kalongero mu ggombolola y’e Masuuliita. Kasumba yatudde wansi ng’akotese omutwe nga bw’abuuza Nassande nti amukuba atya ekigwo okumuswaza mu bantu?

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kasibante2 220x290

Omubaka Kasibante atereezezza obufumbo...

MOSES Kasibante omubaka wa Lubaga North atereezezza amaka, bw’ayanjuddwa mu kitiibwa ku mukolo ogwetabiddwaako...

Jmcweb 220x290

Kyetume ekutudde JMC Hippos

Kyetume evudde emabega n'ewangula JMC Hippos mu Big League mu ddakiika ezisembayo

Joshuaweb 220x290

Cheptegei ataddewo likodi ng'awangula...

Joshua Cheptegei ataddewo likodi y'ensi yonna empya, ng'awangula kiromita 15 mu misinde gya 2018 NN Seven Hills...

2016manujoseshout1 220x290

Veron ayogedde lwaki ManU evumbeera...

Veron akubye ebituli mu kisanja kya Mourinho mu ManU.

Afcon16 220x290

Olugendo lwa Uganda Cranes okugenda...

Olugendo lwa Uganda Cranes okugenda mu AFCON2018 e Cameroon.