TOP

Bakulu, nze ssereebu Fred Ssebbaale mundeke ng'ende

By Musasi wa Bukedde

Added 16th May 2016

OMUYIMBI Fred Ssebaale obwa ssereebu bwe bugaanyi okumweyimirira. Bamukwatidde ku poliisi y’e Kammengo ng’avuga mmotoka nga talina pamiti n’agezaako okwewozaako n’okukubira abantu obwedda baayita ‘abanene’ amasimu bamutaase kyokka nga tewali ayamba.

Twala 703x422

Ssebbaale ng’ali ku ssimu. Ku ddyo ye mmotoka ye.

OMUYIMBI Fred Ssebaale obwa ssereebu bwe bugaanyi okumweyimirira. Bamukwatidde ku poliisi y’e Kammengo ng’avuga mmotoka nga talina pamiti n’agezaako okwewozaako n’okukubira abantu obwedda baayita ‘abanene’ amasimu bamutaase kyokka nga tewali ayamba.

Omukulu ono yabadde agenda kuyimbira mu kivvulu ekimu e Masaka.

Yabeegayiridde basooke bamute agende ayimbe akomewo ne beerema. Yasoose kulimba baserikale nti pamiti agyerabiddeyo awaka kyokka bwe baayongedde okumukunya nga n’obudde bumuzibako n’akkiriza nti tabeerangako na pamiti.

Yabadde mu mmotoka y’ekika kya Ipsum nnamba UAM 867S. Oluvannyuma baamutadde naye ng’atuuyana bwe zikala.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kadas 220x290

Bannayuganda abasuubulira e Juba...

SIPIIKA Rebecca Kadaga agambye nti akitegeddeko nti gavumenti ya South Sudan eyagala kweddiza katale akaazimbibwa...

013 220x290

Okuwandiika aba LDU kutandika Lwakubiri...

OKUWANDIIKA abaserikale ba LDU mu Kampala n’emirirwano abagenda okwongera okunyweza eby’okwerinda mu ggwanga ...

Davidkyagambiddwamatovungayogerakumukolo 220x290

Bannakyaggwe mweyongere okuzaala...

SSEKIBOOBO Alex Benjamin Kigongo alagidde Bannakyaggwe okuzaala, n'okubugiriza Kabaka ng'alambula bulungi bwa nsi...

Kccawinssupercup 220x290

KCCA emezza Vipers n'esitukira...

Mike Mutebi yagambye nti sizoni eno alina essuubi ly'okukumba ebikopo byonna.

Seminti5 220x290

Mmotoka ya seminti endala etomedde...

LOOLE ya seminti endala eyingiridde ey'omusenyu ku luguudo lw'e Masaka ddereeva waayo n'afiiriwo ate abalala 5...