TOP

'Maama nkumatira'

By Musasi wa Bukedde

Added 16th May 2016

YUNUSU Butazimbye ab’e Kisaasi baamukazaako lya Buta. Newankubadde akuze mu myaka nga naye alina famire ye, tava wali nnyina era buli lw’afuna akadde ng’amulambulako.

Para 703x422

Buta ng’abudaabuda nnyina.

YUNUSU Butazimbye ab’e Kisaasi baamukazaako lya Buta. Newankubadde akuze mu myaka nga naye alina famire ye, tava wali nnyina era buli lw’afuna akadde ng’amulambulako.

Ate bw’omubuuza omuzira we akugamba kimu nti, ye maama Hadia Tebaagalika Naluyima era amubeererawo ng’amulabirira n’amunywesa ku katunda n’okumukuba enviiri kubanga naye yamufangako.

Abatuuze b’e Kisaasi baatugambye nti Buta ssereebu waabwe kubanga baatuuka n’okumubbulamu oluguudo.

Wabula ye maama we abeera ku kyalo Kijabijo okuliraana Nakasajja ku lw’e Gayaza.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Funsa 220x290

Eyali Bishop. w'e Moroto afudde...

EYALIKO Omusumba w’e Moroto Bp. Henry Apaloryamam Ssentongo 83, afudde.

Fdc21a700517 220x290

Kkooti egobye omusango gwa Besigye...

KKOOTI etaputa Ssemateeka ewadde Dr. Kiiza Besigye amagezi okugenda mu kkooti ezize oba eri omulamuzi eyamulayiza...

Gavana w’e Nairobi ayiwaayiwa ssente...

GAVANA w’ekibuga Nairobi e Kenya, Mike Sonko 44, ayiwaayiwa ssente n’okukozesa ebintu ebiriko zaabu gamumyukidde...

Jangu 220x290

Maama alaajanira omwana we gwe...

ABATUUZE abaakedde ku muyiggo gw’okunoonya omwana wa mutuuze munnaabwe abadde yabula wiiki bbiri, baakubiddwa encukwe...

Kolayo 220x290

Ebizuuse ku babbi be battidde e...

OMU ku babbi abana abattiddwa e Mutundwe abadde muvuzi wa sipensulo era bangi baasoose kumugaanira olw’enneeyisa...