TOP

Batabani ba Andy bawonye okubuukira bodaboda

By Musasi wa Bukedde

Added 18th May 2016

Batabani ba Andy bawonye okubuukira bodaboda

Mo1 703x422

 ABAVUBUKA abayimbira mu kibiina kya B2C oluyimba ‘Nkwagala’ lwe baakola ne mutabani wa Kyabazinga, Maro lubakoledde ebikulu.

Maneja waabwe, Andy Mugerwa yategeezezza nti okumanya oluyimba luno lwayingirawo n’ebisima, lutandise okuzza omuzigo.

Bakuηηaanyizza ssente ne beegulirayo ekyuma mwe batambulira kati ne bawona okukuuta enfudu n’okubuukira bodaboda ezibadde zituuse n’okubamenya amagulu.

Mmotoka gye baaguze nnamba UAT 427J ey’ekika kya Toyota Celica. Wano baasangiddwa mu maka gaabwe e Bbunga gye buvuddeko.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Condomismaelssempumatestimonywebuse 220x290

Enkozesa ya kondomu eneekutangira...

Okwesunga akaboozi ekisusse kiremesezza bangi okukozesa kondomu

Kab2 220x290

Leero mu mboozi z'omukenkufu tukulaze...

Leero mu mboozi z'omukenkufu tukulaze engeri butto w'obusigo bw'amapaapaali gy'akola ku maaso n'embuto ez'esiba...

Kig1 220x290

Akatabo ka Ham kawangudde engule...

Akatabo ka Ham kawangudde engule ey'okubiri

Kabaleeweb 220x290

Kabale Sharp bagikubye ne yeekwasa...

Kabale Sharp eya Big League, ewangudde Water FC, n'esannyalaza emikisa gyayo okwesogga liigi ya babinywera

Hajjathanifakawooya 220x290

Kkooti y'e Sembabule terina kaabuyonjo...

OMUBAKA omukazi owa disitulikiti y’e Sembabule, Hanifa Kawooya, asabye gavumenti okuzimba ekizimbe kya kkooti y’e...