TOP

Sheila akyakula!

By Musasi wa Bukedde

Added 26th May 2016

Sheila akyakula!

Yah1 703x422

BW’OSANGA omuyimbi Don Zella amanyiddwa nga Nnaalongo Patience Sheila Ndebele nga ye yali mukazi wa Big Eye oyinza okulowooza nti akyakula.

Bwe baabadde ku kisaawe e Lugogo, Sheila n’alaba Navio n’amusaba beekubemu ebifaananyi naye engeri gye yamukuttemu, ng’oyinza okulowooza nti akutte ku muwala we anti Navio musajja muwagguufu ate Sheila mutono mumpi. Olwo abaamulabye kwe kubitema nti kirabika akyakula

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

No Matching Document

Emboozi endala

Condomismaelssempumatestimonywebuse 220x290

Enkozesa ya kondomu eneekutangira...

Okwesunga akaboozi ekisusse kiremesezza bangi okukozesa kondomu

Kab2 220x290

Leero mu mboozi z'omukenkufu tukulaze...

Leero mu mboozi z'omukenkufu tukulaze engeri butto w'obusigo bw'amapaapaali gy'akola ku maaso n'embuto ez'esiba...

Kig1 220x290

Akatabo ka Ham kawangudde engule...

Akatabo ka Ham kawangudde engule ey'okubiri

Kabaleeweb 220x290

Kabale Sharp bagikubye ne yeekwasa...

Kabale Sharp eya Big League, ewangudde Water FC, n'esannyalaza emikisa gyayo okwesogga liigi ya babinywera

Hajjathanifakawooya 220x290

Kkooti y'e Sembabule terina kaabuyonjo...

OMUBAKA omukazi owa disitulikiti y’e Sembabule, Hanifa Kawooya, asabye gavumenti okuzimba ekizimbe kya kkooti y’e...