TOP

Stecia Mayanja amaanyi gamuwedde

By Musasi wa Bukedde

Added 3rd June 2016

OMUYIMBI Stecia Mayanja amaanyi gamuwedde.

OMUYIMBI Stecia Mayanja amaanyi gamuwedde.

Kino yakiraze bwe yabadde mu muzannyo gwa Ssebinaagina ‘ The Land Lord’ ogutegekebwa Golden Band nga bayambibwako abazannyi ba katemba okuli; Mariam Ndagire, John Ssegawa, Kato Lubwama, Winnie Nwagi, Dr. Hilderman, Mutiibwa ne bba Kinene n’abalala mu luzannya olwabadde ku Calender e Makindye. Mesach Ssemakula, Ronald Mayinja ne Catherine Kusasira baabaddemu.

Stecia bwe yabadde ayimba oluyimba lwe olwa Alintwala, yatabudde abantu anti yabadde akyazina ne wabaawo ekyamusimbye n’atuula era n’atandika okuyimba ng’atudde olwo abantu kwe kubitema nti kirabika omwana amusambye. Kusaasira yayimbye ‘Ndi mukugu mu Love’.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Bak1 220x290

Omukazi afiiridde mu dduuka lye...

Omukazi afiiridde mu dduuka lye

Kab2 220x290

Museveni atongozza okugaba bbasalee...

Museveni atongozza okugaba bbasalee Bunyoro

Tum2 220x290

Bbanka enkulu emenyewo byebaayogera...

Bbanka enkulu emenyewo byebaayogera ku kuggala Banka

Rem2 220x290

Bawambye omuwala mu Kampala ne...

Bawambye omuwala mu Kampala ne bamutta

Rip2 220x290

Engeri omukuumi gye yakubyemu bboosi...

Engeri omukuumi gye yakubyemu bboosi we essasi