TOP

Nswadde, laba omusajja bw’ansitudde ng’akaana!

By Musasi wa Bukedde

Added 5th June 2016

Nswadde, laba omusajja bw’ansitudde ng’akaana!

Mu1 703x422

Omujaasi ng’asitudde omusajja ng’akaana akato.

OMUSAJJA eyeesaze omujoozi gwa NRM nga kuliko n’ekifaananyi kya Pulezidenti nga yeesulidde n’essanja mu bulago agudde ku kyokya.

Abadde akola effujjo ng’agamba nti ku ngeri gy’ayambaddemu tewali ayinza kumukwatako kubanga ne muzeeyi Museveni amumanyi. Era olwalengedde mmotoka za Pulezidenti nga zijja n’awaga nga bw’ava ku ludda lw’oluguudo n’adda ku lulala.

Abajaasi abaabadde mu leeya olwamulengedde ne bamukwata ne bamuwujja empi n’agwa wansi oluvannyuma ne bamusitula mu bbanga ne bamukasukka ku mabbali g’oluugudo. Nga yenna atidde nga n’omusulo gumyitamu, yeekangabirizza n’agamba abajaasi nti, ‘mwenna abantulugunyizza mbalabye naye mujja kufeesa.

ηηenda kubaloopa ewa Muzeeyi. Mukuba mutya omuwagizi we?’ Katemba ono yabadde Busega. Embeera eno yaleeseewo akalippagano mmotoka ne zeesiba.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Condomismaelssempumatestimonywebuse 220x290

Enkozesa ya kondomu eneekutangira...

Okwesunga akaboozi ekisusse kiremesezza bangi okukozesa kondomu

Kab2 220x290

Leero mu mboozi z'omukenkufu tukulaze...

Leero mu mboozi z'omukenkufu tukulaze engeri butto w'obusigo bw'amapaapaali gy'akola ku maaso n'embuto ez'esiba...

Kig1 220x290

Akatabo ka Ham kawangudde engule...

Akatabo ka Ham kawangudde engule ey'okubiri

Kabaleeweb 220x290

Kabale Sharp bagikubye ne yeekwasa...

Kabale Sharp eya Big League, ewangudde Water FC, n'esannyalaza emikisa gyayo okwesogga liigi ya babinywera

Hajjathanifakawooya 220x290

Kkooti y'e Sembabule terina kaabuyonjo...

OMUBAKA omukazi owa disitulikiti y’e Sembabule, Hanifa Kawooya, asabye gavumenti okuzimba ekizimbe kya kkooti y’e...