TOP

Abaali batabani ba Bobi Wine ebitaala bibatadde

By Musasi wa Bukedde

Added 15th June 2016

Abaali batabani ba Bobi Wine ebitaala bibatadde

Gap1 703x422

ABAVUBUKA Log Lavidah ne Titus Kasanke abaali bayimbira ewa Bobi Wine eby’okutambula nga beeyogeza olw’embeera embi bikomye.

Bafuye Omuzungu abateekamu ebinusu ne bafuna essanyu era kati buli gwe basanga bamukuba akaama nti ffe ebitaala byatutadde.

Omuzungu ono Jade Starlight ye nnannyini situdiyo emu e Buziga gye baakwatidde oluyimba lwabwe olupya ‘Obulamu’ olukubiriza abantu okweyagala kubanga obulamu bwa kiseera.

Batugambye nti Omuzungu ono yakoze n’ebbaala ku lw’e Salaama we bagenda okukubiranga omuziki. Yasuubizza n’okubatwalako mu nsi z’ebweru okuwummulako n’okukwata ennyimba empya. Ku kkono ye Kasanke, Jade (wakati) ne Log Lavidah.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Yop2 220x290

Production beetisse ekyemizannyo...

Production beetisse ekyemizannyo mu Vision Group

Nan1 220x290

OLuyimba lwa tukiggale lutabudde...

OLuyimba lwa tukiggale lutabudde Carol Nantongo ne Racheal Namiiro

Seb2 220x290

Leero mu mboozi y'omukenkufu tukulaze...

Leero mu mboozi y'omukenkufu tukulaze engeri gy'oyinza okukozesaamu butto w'ekinzaali okulwanyisa alaje

Kab3 220x290

Ebyabaddewo ng'aba Poliisi bagobwa...

Ebyabaddewo ng'aba Poliisi bagobwa mu palamanti

Fub2 220x290

Entalo ezibadde mu ssomero ery'ayidde...

Entalo ezibadde mu ssomero ery'ayidde e Rakai