TOP

Lutaaya ne Irene bakuzizza ebyana

By Musasi wa Bukedde

Added 24th August 2016

GEOFFREY Lutaaya okimanyi nti oli mu kintu. Okuzizza ebyana era ssinga otandika okufuna abako ne bakuleetera ebintu, oyinza okukola edduuka mu Kikuubo?

Anti 703x422

GEOFFREY Lutaaya okimanyi nti oli mu kintu. Okuzizza ebyana era ssinga otandika okufuna abako ne bakuleetera ebintu, oyinza okukola edduuka mu Kikuubo?

Omu ku mikwano gye eyayiseeko e Busaabala aba Da Nu Eagles gye bakolera okwegezaamu bwe yakubye Lutaaya olwali.

Naye yamuzzeemu nti, munnange kyoyogedde kituufu kubanga Da Nu Eagles kati yafuuka famire era buli kimu tukolera wamu okutambuza ekintu ng’olwo ategeeza omuziki.

Lutaaya yagambye nti tekyali kulanga kulala ekivvulu kye ‘‘Abali yadde yaddeko Tuli luno’’ kiri mu ggiya ng’era enteekateeka zonna zigenda mu maaso. Kigenda kubeera ku Club Obligatto ku Lwokutaano luno nga August 26, ng’okuyingira 20,000/- ne 50,000/-.

Awerekeddwaako Da Nu Eagles yonna, Bobi Wine, King Saha, Winnie Nwagi, Mathias Walukagga, Ziza Bafana, Sheebah Karungi n’abalala.

Bwe bava ku Obligatto basibira ku La Grande Hotel e Bwaise ku Lwomukaaga ate Ssande babeere ku Forest Park e Buloba. Wonna okuyingira 10,000/-.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Abamukubasuubuzingabakunganyaembiddemukifokyamatookegebattikanga 220x290

Ekirwadde ekikwata ebitooke kitiisizza...

Ekirwadde kino kisensera ekikolo ky'ekitooke era kw’omanyira nti kikwatiddwa ekirwadde kino endagala zaakyo ziwotookerera...

Abamukubasentebengabalimulukiikoenakulabye1 220x290

Bassentebe ba LC1 ne 2 bakukkulumidde...

Stephen Nsereko ssentebe w’ekibiina ekigatta bassentebe b’ebyalo n’emiruka mu Kampala yategeezeza nti gavumeti...

Omusajjangasimuulaengatozomulangiraherbertkimbugwe2 220x290

Bayiiyizza obukodyo bw’okuggya...

Abamu ku bagenyi abaabaddewo mwe mwavudde abasajja babiri abaakutte obutambaala nga buli munnabyabufuzi asituka...

Ssengalogonew 220x290

Emyezi ebiri sigenda mu nsonga...

Ndi muwala wa myaka 21. Nneegatta oluvannyuma ne ng'enda mu kalwaliro ne ngula empeke okwetangira okufuna olubuto...

Matovu002 220x290

Abasajja abanoonya embooko z'abakazi...

Twagala abakazi abeetegefu okukola obufumbo ate nga bamamyi omukwano