TOP

Bannange Gavumenti etuyambe!

By Musasi wa Bukedde

Added 16th October 2016

YAKEDDE ku makya n’agenda mu katale k’e Nakawa okunoonya amata g’abaana.

Yamba 703x422

YAKEDDE ku makya n’agenda mu katale k’e Nakawa okunoonya amata g’abaana.

Yalabye abaguzi batono n’asalawo okwebaka manya okuzibiriza amaaso n’awummulamu.

Era batugambye nti obwedda abaagala obutunda batya okumuzuukusa ne bagenda ku midaala emirala.

Yeebakidde akaseera era banne olwamuwulidde ng’alogootana Gavumenti etuyambe ne bamuzuukusa nga bagamba nti yazannyira mu ggaapu ze.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kazi 220x290

Eyandesa omulimu ansuddewo

NZE Mediatrice Kubwimana 28, nzaalibwa Burundi naye nga mbeera Namugongo Zooni II. Mu 2011, nafuna omulimu gw’obwayaaya...

Civil 220x290

Omukazi atagambwako yali antamizza...

ENNAKU gye ndabidde mu nsonga z’omukwano mpitirivu era nabulako katono okugwenenya.

Funa 220x290

Eyantwala ku yunivasite yanzitattana...

NZE Jennifer Alwoch 26, mbeera ku kyalo, Adyel mu Lira. Bazadde bange bampeererako okutuuka mu S6 naye ssente ezinyongerayo...

Ssenga1 220x290

Lwaki mpulira sirina maanyi ga...

SSENGA mpulira nga sirina bulungi maanyi ga kisajja. Naye bwe neegatta amaanyi ngafuna bulungi naye ndowooza nti...

Ssenga1 220x290

Ensundo ya muganzi wange entiisa...

SSENGA nnina omuwala gwe njagala naye alina ensundo empanvu ku kisambi. Mugamba agende mu ddwaaliro agamba nti...