TOP
  • Home
  • Kasalabecca
  • Bakanyama beezoobye n'Omusama Dr. Propa n'abiyingizaamu Poliisi

Bakanyama beezoobye n'Omusama Dr. Propa n'abiyingizaamu Poliisi

By Musasi wa Bukedde

Added 17th October 2016

OMUSAMA w’e Kampala nga bwe yeeyita, Dr. Propa abasajja bamutabukidde ne bamulemesa okuyimba.

Bata 703x422

OMUSAMA w’e Kampala nga bwe yeeyita, Dr. Propa abasajja bamutabukidde ne bamulemesa okuyimba.

Omukulu ono yabadde ayiseeko e Lugogo okuyimba mu kivvulu ekimu kyokka n’atayita mu mitendera emituufu ekyanyiizizza bakanyama abaabadde bakola ku bayimbi ne bamutabukira.

Omusama yajjudde n’ayagala okukolawo akatiisa kyokka n’agamba nti ye taata w’abaana tasobola kulwana.

Olwo omu ku bakanyama yabadde amwesimbyemu ng’amusongamu olunwe n’okumutiisa okumukuba.

Omukulu ono yavuddewo n’agenda n’ayita omu ku baserikale eyamuwolerezza ne bamukkiriza okuyingira mu tenti.

Yabadde ne mukwano gwe Denzo Omukambwe kyokka naye baamusirisizza n’abula.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kazi 220x290

Eyandesa omulimu ansuddewo

NZE Mediatrice Kubwimana 28, nzaalibwa Burundi naye nga mbeera Namugongo Zooni II. Mu 2011, nafuna omulimu gw’obwayaaya...

Civil 220x290

Omukazi atagambwako yali antamizza...

ENNAKU gye ndabidde mu nsonga z’omukwano mpitirivu era nabulako katono okugwenenya.

Funa 220x290

Eyantwala ku yunivasite yanzitattana...

NZE Jennifer Alwoch 26, mbeera ku kyalo, Adyel mu Lira. Bazadde bange bampeererako okutuuka mu S6 naye ssente ezinyongerayo...

Ssenga1 220x290

Lwaki mpulira sirina maanyi ga...

SSENGA mpulira nga sirina bulungi maanyi ga kisajja. Naye bwe neegatta amaanyi ngafuna bulungi naye ndowooza nti...

Ssenga1 220x290

Ensundo ya muganzi wange entiisa...

SSENGA nnina omuwala gwe njagala naye alina ensundo empanvu ku kisambi. Mugamba agende mu ddwaaliro agamba nti...