TOP

Abayaaye balaze Dr. Propa ekibuga n’atunula ebikalu

By Musasi wa Bukedde

Added 4th January 2017

Abayaaye balaze Dr. Propa ekibuga n’atunula ebikalu

Ku1 703x422

OMUSAMA wa Kampala nga bw’atera okweyita abayaaye bamulaze ekibuga. Alina ekivvulu kye yabaddemu ng’abantu bangi ne bamusala ensawo ne bamubbako waleti ye omwabadde ssente n’ebiwandiiko bye ebirala.

Mu kusooka yabadde tabitegedde okutuusa lwe yatuuse ku kawunta y’omwenge okwewaamu era yagenze okukebera mu nsawo ng’akwata mu bituli.

Yalabye ASP Muhammed Ssemambo akulira ebikwekweto ku poliisi y’e Katwe n’amulaga ekimutuuseeko. Olwavudde eno yasibidde ku Sheraton Hotel gye yasaliddeko Queen Jenipher ne balasa oluboozi, okwekuba obwama n’okuseka.

Abaabadde bategedde ku bimutuuseeko baagambye nti kirabika yabadde amukubagiza ate abalala nga beebuuza oba mukyala we Patricia teyayise naye okwekola atyo obusolo gy’obeera baagalana.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Aube2 220x290

Aubameyang agugumbudde abakulira...

Kitaawe, Pierre Aubame yazannyirako Gabon emipiira 80 era n’abeerako ne kapiteeni waayo wabula mu makkati ga wiiki...

Mourinho2 220x290

‘Abateebi banjiyeeyo mu maaso ga...

ManU, eyabadde yeesunze obuwanguzi, egudde maliri ne Wolves (1-1), ttiimu eyaakasuumuusibwa okujja mu Premier....

Ony 220x290

Abapoliisi abalabikidde mu katambi...

Poliisi ekutte basajja baayo bana abalabikidde mu katambi nga batulugunya omuvubuka wa 'people power' e Kajjansi...

Cho 220x290

Chozen Blood ayabulidde ekibiina...

Chozen Blood ayabulidde ekibiina kya 'Team No Sleep' agamba ebintu tebitambudde bulungi.

Kirumiranew5 220x290

OKUTTA KIRUMIRA: Basonze olunwe...

AMAGYE geekenneenyezza obujulizi ku kutemula Kirumira ne bagattako ne bye bakung'aanyizza mu bantu abaasoose okukwatibwa...