TOP

Nnannyini takisi eno okukola kwamutama oba!

By Musasi wa Bukedde

Added 5th January 2017

Nnannyini takisi eno okukola kwamutama oba!

Mo1 703x422

NNANNYINI takisi eno nnamba UAS 922U oba yali ategeeza ki okuwandiika bino ku mmptoka ye! Yawandiikako nti, “IF HARD WORK PAYS...SHOW ME A RICH DONKEY” ekivvunulwa nti, Okukola ennyo bwe kubeera kusasula nnyo, ndagaayo endogoyi engagga!

Obwedda buli agisomako yeebuuza ekigendererwa ky’obubaka buno ate abalala nga beebuuza nti bwe kiba nti ddala okukola ennyo tekusasula lwaki ddereeva w’emmotoka eno yeekooya n’okukeera okukola. Oba ekigendererwa kye ki? Nze naawe?

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

No Matching Document

Emboozi endala

Sky2 220x290

URA eggaddewo SkyLight Arcade abasuubuzi...

WAABADDEWO akassattiro mu kibuga abasuubuzi abakolera ku kizimbe kya Sky Light Arcade bwe baasanze ng'amaduuka...

Ssaavabazigu1 220x290

Abagambibwa okubba Abachina e Nkoowe...

ABAVUBUKA abagambibwa okubbisa eryanyi nga bakozesa emmundu basimbiddwa mu maaso g’omulamuzi wa kkooti Enkulu etuula...

Sooto2 220x290

Embeera ya Ppaaka Enkadde: Okw'enkuba...

Enkuba bw'etonnya Ppaaka enkadde fuula nga kiraalo kya nte!

Kubbiri6 220x290

Olutalo lwa Ssennyonga ne Kakande...

OMUSUMBA Jackson Ssennyonga aguze ekizimbe okumpi n'ekkanisa ya Nabbi Samuel Kakande ku bbiri e Mulago, embiranye...

Kabz 220x290

Kabushenga asiimye KCCA FC

"Kino kigenda kumpaliriza okulaba emipiira gya KCCA nga ntandiika n'ogwa CAF Confederations Cup.