TOP

Omusama asize mu Chamilli essaawa n’acamuka

By Musasi wa Bukedde

Added 13th January 2017

OMUSAMA, Abdallah Semanda atonedde Jose Chameleone essaawa ey’ebbeeyi n’acamuka.

Chameleon111 703x422

Chameleon (ku kkono) ng'alaga essaawa Omusama (ku ddyo) gye yamuwadde.

OMUSAMA, Abdallah Semanda atonedde Jose Chameleone essaawa ey’ebbeeyi n’acamuka.

Bwe baabadde ku kabaga akasiibula bannayuganda ababeera mu Amerika akaabadde ku Silver Springs, Semanda yamuwadde essaawa ey’ekika kya Invicta Reserve gy’agamba nti yagiguze ddoola 2,500 ze 9,000,000/-. mu za Uganda.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

No Matching Document

Emboozi endala

Yiga 220x290

Ebiwalirizza Paasita Yiga okuddukira...

PAASITA Yiga Mbizzaayo nga tannasitula kugenda South Afrika, yasoose kutunda makaage agali e Mmengo era gwe yagaguzizza...

Waaka 220x290

Embwa 10 ziridde omwana emisana...

EKIKANGABWA kibuutikidde abatuuze b’e Kyengera mu zooni ya Mugongo ‘B’ ekisangibwa mu Wakiso, embwa bwe zikkakkanye...

Nara 220x290

Poliisi etadde ebiragiro ku bifo...

POLIISI eyisizza ebiragiro ku bizimbe n’ebifo awakung’aanira abantu abangi okwetangira abatujju abaakubye Kenya....

Pati 220x290

Abaasimattuse abatujju e Kenya...

EGGULO ku Lwokusatu mu biseera eby’okumakya, pulezidenti wa Kenya yayogedde eri eggwanga n’ayozaayoza ebitongole...

Vutu 220x290

Kamera gwe yakwata ng'abba essimu...

OMUVUBUKA eyanyakula essimu ku musaabaze mu takisi n'adduka nayo asimbiddwa mu kkooti ya Buganda Road n'avunaanibwa...