TOP

Muk’Omugagga Ssentongo tawa bayaaye gaapu

By Musasi wa Bukedde

Added 17th March 2017

MUK’OMUGAGGA Cowen Ssentongo nnannyini bbaala za Commrades e Makindye n’e Kansanga takyakkiriza kusigala waka si kulwa ng’abayaaye bamukwata mu liiso.

To 703x422

Omanyi omukulu ono engeri gyaddukanya bizinensi ez’ekiro, abadde tatera kutambula na kabiite we ono era ng’abasinga tebamumanyi naye ennaku zino takyamuva ku lusegere era batambula beekutte ku mikono.

Ne bwe baabadde mu kivvulu kya Mesach Ssemakula ku wooteeri Africana, bazze beekutte ku mikono ne batuula ku mwanjo wamma ne batandika okunyumirwa.

Owoolugambo waffe yatugambye nti engeri omukyala gyanaatera okutwala bba mu bazadde be okumwanjula, kirabika yeegezaamu nga bwe banaatambuza laavu yaabwe ng’emikolo giwedde.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Lob2 220x290

Omukuumi attiddwa n’asattiza ab’ebyokwerinda...

Omukuumi attiddwa n’asattiza ab’ebyokwerinda

Ndo1 220x290

Omusawo asimattuse okugajambulwa...

Omusawo asimattuse okugajambulwa

Gub1 220x290

Balwanidde tikiti z’Omutujju

Balwanidde tikiti z’Omutujju

Web3 220x290

Bobi, wasigazzaamu ku doola ompeeyo?...

Bobi, wasigazzaamu ku doola ompeeyo?

Tub1 220x290

Hoo...ataakulaba

Hoo...ataakulaba