TOP

Omubaka Judith Babirye akomyewo mu nsiike y'okuyimba

By Musa Ssemwanga

Added 28th April 2017

OMUYIMBI Judith Babirye , omubaka omukyala akiikirira disitulikiti y'e Buikwe mu Palamenti asuubizza okukuba abawagizi be omuziki ng'atongoza ennyimba ze ze empya mu kivvulu ky'atuumye 'Maama'.

Judith1 703x422

Bino yabyogeredde ku wooteri ya Royal Suites e Bugolobi ku kijjulo ekyabadeko abawagizi be kwossa ne bannamawulire.

Agamba nti ebibadde bijwetekebwa mbu 'ayoola mudidi' mu Palamenti (mbu era n'eby'okuyimba yabivaako byappa.

''Abantu okuli n'abalonzi bange bammanyidde mu kuyimba  ekitegeeza nti sisobola kusuulawo muzindaalo,'' bwe yagasseeko.

Amannyiddwa olw'ennyimba nga; Embaga, Yesu Beera nange, Embaga, Ye nze, Nzijukira n'endala nga zonna asuubizza okuzimba kw'olwo.

Ekivvulu akituumye 'Maama'nga kyakubeera ku wooteri ya Serena mu Kampala omwezi ogujja (May nga 12).​

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Sud1 220x290

Abaliko obulemu babagabudde ebya...

Abaliko obulemu babagabudde ebya ssava bya Ssekukkulu

Sub1 220x290

Allan Okello awangudde eky'obuzannyi...

Allan Okello awangudde eky'obuzannyi bw'omwaka n'aweebwa Subaru empya ttuku

Tysonfury 220x290

Tyson Fury si waakuzannya Anthony...

Fury agenda kudding'ana ne Deontay Wilder mu February w'omwaka ogujja.

Parma 220x290

ManU etunuulidde musaayimuto wa...

ManU ekyayigga bazannyi banaagizza ku maapu sizoni ejja. Mu kiseera kino eri mu kyamukaaga ku bubonero 24.

2018wolvesceleb32 220x290

Arsenal esabye Wolves olukusa eyogere...

Nuno Espirito yatendekako Valencia eya Spain, FC Porto ne Rio Ave ez'e Portugal nga tanneegatta ku Wolves.