TOP
  • Home
  • Kasababecca
  • Eyali muninkini wa Isabirye ayanjudde omulenzi we ne yeewaana: 'Abatanjagaliza mbakubye equaliser'

Eyali muninkini wa Isabirye ayanjudde omulenzi we ne yeewaana: 'Abatanjagaliza mbakubye equaliser'

By Glorias Musiime

Added 19th June 2017

Eyali muninkini wa Isabirye ayanjudde omulenzi we ne yeewaana: 'Abatanjagaliza mbakubye equaliser'

Rita2 703x422

Rita Kaggwa ng'emema n'omuninkini we Joseph

Eyaliko muninkini wa Joel Isabirye, nkubakyeyo Rita Kagwa, abeera e Bulaaya ayanjudde muninkini we Omunigeria Ying. Joseph Oshuns ne yeewaana.

Rita alina abaana basatu atadde obubaka ku mukutu gwe ogwa feesibuuku n’agamba abatamwagala abakubye equalizer nti ye akyali muto era ebirungi byonna by’ayagala bikyajja.

Abantu bamukulisizza okufuna olulenzi oluto mu myaka lw’agenda okuzaalira abaana ayongere ku basati b’alina.

Rita agamba nti abalabe be babadde bamuwalampa emisana n’ekiro nga bw’atalina musajja kyokka kati aliisa buti.

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Bobiwine1 220x290

Poliisi n'amagye bagumbuludde abawagizi...

Poliisi n'amagye bagumbuludde abawagizi ba Bobi Wine e Wampeewo, Luteete - Magere

Wano 220x290

Abali ku gw’okutta Magara beeyongeddeyo...

EBY’OKUTULUGUNYA Abasiraamu abagambibwa okutta Susan Magara bikyalanda. Ensonga bazongeddeyo mu kkooti enkulu y’eba...

Bobiwine 220x290

Babakutte n'emijoozi gy'abawagizi...

Eggulo abavubuka ba DP bakwatiddwa n’emijoozi egisoba mu 500 ne giyoolebwa okumpi ne ofiisi zaabwe nga kigambibwa...

Pala0 220x290

Boogedde ebikankana mu kuziika...

DR. David Mugimu eyafudde ng’alumiriza abaserikale okumunyagako obulindo bw’ensimbi, eggulo yaziikiddwa e Kagganda...

Occc 220x290

Abagagga 36 baggyiddwaako abaserikale...

ABAGAGGA mu bitundu bya Kampala, Wakiso, Mukono, n’awalala baggyidwaako abaserikale abaabaweebwa eyali akulira...