TOP

Chamilli bamuyiyemu obukadde 100 ez’ekivvulu

By Musasi wa Bukedde

Added 26th June 2017

NG’EBULA ennaku nnya ekivvulu kya ‘Legend Hit after Hit’ okubeerawo, kkampuni ya Uganda Breweries emuyiyemu obukadde 100 okulaba ng’ategeka ekivvulu ekiri ku mulembe gw’ensi yonna.

Nalu 703x422

Bano beegasse ku Vision Group efulumya ne Bukedde.

Chameleone yategeezezza nti ssente zino agenda kuzeeyambisa okwongera mu birango n’okukunga abantu okweyiwa e Lugogo mu Cricket Oval nga June 30, babeerewo ng’abajulizi mu kivvulu ky’omwaka.

Alina n’obubadi bw’ateeseteese ng’okulagibwa obutereevu ku mitimbagano gya yintanenti ng’abantu abali emitala w’amayanja balaba butereevu ekinaaba kigenda mu maaso.

Ng’oggyeeko abawagizi abeesunga konsati eno, n’abayimbi bangi bali mu kusaba Chamilli abakkirize okuyimbirako mu kivvulu kino.

Mu bano mulimu ne King Saha eyaliko mu kibiina kya Leone Island ng’era yalabiddwaako ewa ttica we Chameleone mu kutendekebwa e Kololo.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kavuma1jpgweb 220x290

Omukazi yanfera omukwano

Nze Abdurrahman Musingunzi 25, mbeera Kalerwe. Twasisinkana n’omukazi mu ttendekero erimu eryobusomesa e Ibanda...

Mwana2jpgweb 220x290

Abazadde basobeddwa olw'omwana...

Abazadde basobeddwa olw'omwana waabwe okuyubuka olususu buli olukya naye nga tebamanyi kimuluma. Bagamba nti omwana...

Kadaga 220x290

Kadaga alabudde abakozesa obwana...

Sipiika wa Palamenti, Rebecca Kadaga asabye gavumenti okussaawo amateeka amakakali agakangavvula abakozesa abaana...

Ndagamuntuyomugenzi2 220x290

Afiiridde mu mulyango nga bamutwala...

Abatuuze basabye bannannyini mayumba okukomya okupangisa abantu amayumba nga tebafunye bibakwatako

Sat2 220x290

Ttiimu 40 zikakasizza okwetaba...

Ttiimu 40 zikakasizza okwetaba mu mpaka za Begumisa cup