TOP

Eyalagudde ebitakwatagana bamututte kaguddeyo

By Musasi wa Bukedde

Added 16th July 2017

ABATUUZE baabadde mu lukiiko lw’ekyalo omukazi eyeeyise Nabbi n’asituka n’atandika okwogera ebintu ebitakwatagana omuli n’okubategeeza ng’obumenyi bw’amateeka bwe butagenda kuggwa ku kyalo ekyo.

Mwana 703x422

Yagenze mu maaso n’okulumba Pulezidenti Museveni ne poliisi ne bamanya nti kirabika alina ekikyamu ku mutwe.

Abantu baatandise okumuleekaanira nti, ‘‘nnyabo vvaayo totumalira biseera, era wano we baatandikidde okwezooba n’abantu abaabadde bamugobayo’’. Byabadde Kyebando Kisalosalo mu lukiiko lw’ebyokwerinda.

‘Nabbi’ yagenze abakolimira okumulemesa okubawa obubaka bwe.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Lob2 220x290

Omukuumi attiddwa n’asattiza ab’ebyokwerinda...

Omukuumi attiddwa n’asattiza ab’ebyokwerinda

Ndo1 220x290

Omusawo asimattuse okugajambulwa...

Omusawo asimattuse okugajambulwa

Gub1 220x290

Balwanidde tikiti z’Omutujju

Balwanidde tikiti z’Omutujju

Web3 220x290

Bobi, wasigazzaamu ku doola ompeeyo?...

Bobi, wasigazzaamu ku doola ompeeyo?

Tub1 220x290

Hoo...ataakulaba

Hoo...ataakulaba