TOP

Afuuye ebbidde ne limusiba enkalu

By Musasi wa Bukedde

Added 17th July 2017

OMUWALA anywedde nkuba ejja n’atamiira n’agwa mu muddo ne yeebaka olwo agavubuka ne gatandika okumukolako effujjo n’okumukuba ebifaananyi.

Wampa 703x422

Mwana muwala ono eyabadde yeekozeeko obulungi omuli okusiiga emimwa nga yeesaze empale ya jjiini enjeru ttuku n’ekiviiri kigambibwa nti obwedda anywa buli kika kya mwenge ekimusala mu maaso ng’alinga omusawo gwe yagamba okunywa ennyo.

Abavubuka baalabye agangayidde kwe kutandika okumukolako effujjo kyokka abaabalabye baagambye nti kuno kubeeranga kweyambulira muzibe.

Yabadde mu kivvulu ekimu e Mukono.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Lum1 220x290

LUMAAMA Francis alabudde abantu...

LUMAAMA Francis alabudde abantu okukomya okwetundako ebinja

Seg1 220x290

Omusibe afiiridde mu kaduukulu...

Omusibe afiiridde mu kaduukulu asattiza Poliisi y'e Namanve

Mus1 220x290

Eyasibidde omwana we mu kabuyonjo...

Eyasibidde omwana we mu kabuyonjo Polisi emunoonya

Kub1 220x290

Omugagga Cameroon Gitawo ayogedde...

Omugagga Cameroon Gitawo ayogedde ekibadde kimubuzizza

Mob1 220x290

Omukozi wa Gavumenti bamuyimirizza...

Omukozi wa Gavumenti bamuyimirizza ku mulimu lwa kwambala mmini