TOP

Ono Swahaba yakulira wa okusenyeza mu bantu?

By Musasi wa Bukedde

Added 17th July 2017

OMUVUBUKA eyalabise okuba Omutabbuliiki yagenze ku kkooti wiiki ewedde n’omuswaki gw’akati.

Taata 703x422

Yabadde aguteeredde ku kutu obutamubulako nga bw’afuna akaagaanya ng’esanya.

Olwo Sheikh Kamoga ne bannebaabadde baleeteddwa mu kkooti. Tetwategeddeoba awaka yavuddeyo mu bunyonyi okusobola okusanga kkooti oba yeerabidde kusenya n’asalawo okweyiiya ng’atuuse mu kibuga.

Abantu abaamulabye obwedda beesooza n’okumusongamu ennwe nga beebuuza gye baamukuliza okusenyeza mu bantu ate abalala nga bagamba nti kirabika atambulizaako ddagala okuwugula omulamuzi asumulule omuntu waabwe oba obutamuwa kibonerezo kinene.

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Lob2 220x290

Omukuumi attiddwa n’asattiza ab’ebyokwerinda...

Omukuumi attiddwa n’asattiza ab’ebyokwerinda

Ndo1 220x290

Omusawo asimattuse okugajambulwa...

Omusawo asimattuse okugajambulwa

Gub1 220x290

Balwanidde tikiti z’Omutujju

Balwanidde tikiti z’Omutujju

Web3 220x290

Bobi, wasigazzaamu ku doola ompeeyo?...

Bobi, wasigazzaamu ku doola ompeeyo?

Tub1 220x290

Hoo...ataakulaba

Hoo...ataakulaba