TOP

Minisita Mazzi otulyako ebya ssava

By Musasi wa Bukedde

Added 24th July 2017

MINISITA wa Ssaabasajja e Mmengo akola ku by’okunoonyereza, Slyvia Mazzi bwe guba musaala gw’afuna nga gwe gumugezza yeesimye.

Mazzi 703x422

Mazzi ng'agezze

MINISITA wa Ssaabasajja e Mmengo akola ku by’okunoonyereza, Slyvia Mazzi bwe guba musaala gw’afuna nga gwe gumugezza yeesimye.
 
Bw’aba omusajja we, Mw. Kakonge y’amuliisa obulungi naye yeetaaga okuwa obugalo.
 
Minisita ono ku Lwokusatu yayiseeko mu ofiisi za Bukedde okutubuuzaako kyokka ng’agezze bulala era abantu baalabiddwako
nga beekuba obwama nga n’abamu bamuwaana okwerabirira
n’abeera mu mbeera eyo ng’anyirira nga kinya.
 
Waliwo atugambye nti bakulu banne bwe bamuwaana ng’abaddamu mu kusaagirira nti ‘‘ettendo n’ekitiibwa’’ bidde eri Omukama kyokka Mw. Kakonge ye maasita w’okunyirira kuno.
 azzi ne bba w akonge ku mukolo gwokwanjula kwabwe Mazzi ne bba Mw. Kakonge ku mukolo gw'okwanjula kwabwe

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Bug1 220x290

Paasita Bugembe naye endiga ze...

Paasita Bugembe naye endiga ze tazisuuliridde

Kag1 220x290

Ekizibu kya corona kisaza abantu...

Ekizibu kya corona kisaza abantu entotto

Kit1 220x290

Embeera ya Kenzo mu Ivory Coast...

Embeera ya Kenzo mu Ivory Coast ekanze abawagizi be

Acfc67552a0b422590ccdbe84492c45a 220x290

Minisita Ssempijja akubirizza Bannayuganda...

Minisita Ssempijja akubirizza Bannayuganda okulima

Kat18 220x290

Engeri Ssennyiga omukambwe gy’awadde...

Engeri Ssennyiga omukambwe gy’awadde abamu ‘essanyu’