TOP
  • Home
  • Kasababecca
  • Omuyimbi Cas cas, owa Boys in September Omuzungu amuzaalide sukaali

Omuyimbi Cas cas, owa Boys in September Omuzungu amuzaalide sukaali

By Musasi wa Bukedde

Added 1st August 2017

Omuyimbi Cas cas eyali owa Boys in September omuzungu amuzaalide sukaali

Cascas3 703x422

Cas Cas ne mukazi we ng'akyali lubuto. Ku ddyo ye bbebi gwe yamuzaalidde

OMUYIMBI Cas Cas eyali ow’ekibiina kya Boys in September ng’amannyage amatuufu ye Innocent Ssendegeya ayongedde okwenywereza e Sweden.

Cas Cas eyafunayo omukyala enzaalwa ey’e Brazil kyokka nga naye mutuuze w’e Sweden, ate kati amuzaddemu omwana omuwala gwe batuumye Harriet Leona.

Ssendegeya musanyufu bya nsusso era agamba nti ebya Uganda bikadde n’obutuuze kati alina bwa Sweden gy’akubira emiziki gye essaawa eno.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Mpa2 220x290

Abavuganyizza mu z'okukyusa embeera...

Abavuganyizza mu z'okukyusa embeera beebugira buwanguzi

Yip1 220x290

Omuzibi wa URA agudde mu bakifeesi...

Omuzibi wa URA agudde mu bakifeesi

Yip1 220x290

RDC, nze ndi kondakita naye ababbi...

RDC, nze ndi kondakita naye ababbi mbamanyi

Kop2 220x290

Bassebo, abaserikale abo basusse...

Bassebo, abaserikale abo basusse okututulugunya

Hop1 220x290

Abaasenga ku ttaka ly’ebibira e...

Abaasenga ku ttaka ly’ebibira e Ssembabule basattira