TOP

Honalebo atambula ne fulasika y’obuugi

By Musasi wa Bukedde

Added 3rd August 2017

OMUBAKA wa Lubaga South, Kato Lubwama ennaku zino atambula ne fulasika y’ebyokulya.

Baka1 703x422

Embeera eno ereetedde abalonzi be okutandika okwebuuza oba obulamu bw’omubaka waabwe butambulira ku mmere na kunywa.

Owoolugambo waffe atugambye nti omukulu ono bwe yabadde alambula amasomero mu kitundu kye obwedda fulasika abamu gye baayise ey’obuugi temuva mu ngalo.

Kyokka waliwo atugambye nti omubaka waabwe mukosefu nga mu fulasika eno atambulizaamu ddagala si byakulya ng’abamu bwe balowooza.

 

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kenzo 220x290

Kenzo alayidde obutaddamu kuyimbira...

Muzaata bwataneetondera sidda ku siteegi-Kenzo

Bukedde TV Live Stream

Bukedde TV Live Stream

Bk 220x290

Bukedde TV Live Stream

Laba wano Bukedde TV Live

Bukedde Tv Livestream

Bukedde Tv Livestream

Uni 220x290

RDC ayingidde mu nsonga y'omuyizi...

OFIISI ya RDC e Kalungu ne Poliisi bawaliriziddwa okuyingira mu nsonga z'omuyizi ategeerekeseeko erya Ssembuusi...