TOP

Omubaka Winnie Kiiza talina sitamina

By Musasi wa Bukedde

Added 7th August 2017

OMUBAKA Winnie Kiiza akulira oludda oluvuganya Gavumenti mu Palamenti newankubadde akyali muwala muto, sitamina talina.

Winniekiiza1 703x422

OMUBAKA Winnie Kiiza akulira oludda oluvuganya Gavumenti mu Palamenti newankubadde akyali muwala muto, sitamina talina.
 
Bw’aba ava ku kadaala k’ebyobufuzi abula kusaba bategesi okumuteerawo ddaala ng’avaayo.
 
Kino twakirabidde Nakulabye gye yabadde ne babaka banne bwe yasabye abantu okumukwatako aleme okugwa.
 
Yenna obwedda akankana gy’obeera nti ayita ku lutindo lw’embaawo.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Bug1 220x290

Paasita Bugembe naye endiga ze...

Paasita Bugembe naye endiga ze tazisuuliridde

Kag1 220x290

Ekizibu kya corona kisaza abantu...

Ekizibu kya corona kisaza abantu entotto

Kit1 220x290

Embeera ya Kenzo mu Ivory Coast...

Embeera ya Kenzo mu Ivory Coast ekanze abawagizi be

Acfc67552a0b422590ccdbe84492c45a 220x290

Minisita Ssempijja akubirizza Bannayuganda...

Minisita Ssempijja akubirizza Bannayuganda okulima

Kat18 220x290

Engeri Ssennyiga omukambwe gy’awadde...

Engeri Ssennyiga omukambwe gy’awadde abamu ‘essanyu’