TOP

Nnabbi Omukazi afunye amunyiga ebiwundu?

By Musasi wa Bukedde

Added 12th August 2017

OMUYIMBI Maggie Kayima manya Nabbi Omukazi k’agoba ne Paasita Siraje Ssemanda owa Revival Church e Bombo kakulu kuba takyamuva ku lusegere.

Nabi1 703x422

Nabbi Omukazi amaze ebbanga ng’asiriikiridde ekivuddeko abamu ku bawagizi be okwebuuza gye yabulira.

Ow’olugambo waffe yatugambye nti ono kati akasiba ne paasita Ssemanda era bazze balabibwako mu bifo eby’enjawulo nga kirabika balinamu n’enkolagana ey’enjawulo.

Okuva Nabbi Omukazi bwe yava e Kawaala ewa Paasita Yiga azze ayogerwako okuba n’enkola- gana n’abasajja ab’enjawulo kyokka ne bitamutambulira bulungi.

Ababalaba bagamba nti kirabika Ssemanda akoze bulungi ogw’okumunyiga ebiwundu.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Cab1 220x290

Obululu bwa CHAN bwakukwatibwa...

Obululu bwa CHAN bwakukwatibwa nga 17 omwezi ogujja

Tr2 220x290

Engeri gy’ofuuka makanika wa mmotoka...

Engeri gy’ofuuka makanika wa mmotoka yo

Say1 220x290

Oluwaanyi ddagala ku ndwadde z'ensusu...

Oluwaanyi ddagala ku ndwadde z'ensusu

Jab2 220x290

Endwadde 9 omujaaja ze guwonya...

Endwadde 9 omujaaja ze guwonya

Lip1 220x290

Alumwa ennyingo kola dduyiro ozikkakkanye...

Alumwa ennyingo kola dduyiro ozikkakkanye