TOP

Mulinnya lya Katonda sinnaba kubba ssimu ya Afande

By Musasi wa Bukedde

Added 14th August 2017

Afande Richard Ssemwanga ye yalumirizza Jane Nakachwa 25 okubba essimu ye ekika kya Techno C9.

Nakacwa1 703x422

Nakacwa

OMUKAZI Jane Nakachwa 25, atemedde omulanga ku poliisi y’e Najjannankumbi bwe bamukutte ku bigambibwa nti yabbye ssimu y’omuserikale eyabadde mu ndongo mu Nyondo Pub.
 
Afande Richard Ssemwanga ye yalumirizza Jane Nakachwa 25 okubba essimu ye ekika kya Techno C9.
 
Ssemwanga yategeezezza nti Nakachwa yasoose kwefuula amumanyi n’amusaba okumugulirayo omwenge era bwe yatadde essimu ku
mmeeza n’agisikawo n’afuluma.
 
Baamugguddeko ogw’obubbi ku fayiro: SD Ref 02/07/0817. Essimu
ekyabuze.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Youcandresslikethisandstilllookcorporatenewwebuse 220x290

Engoye z'oyambala ku woofiisi ng'osobola...

Engeri gy'oyambala Hijaabu n'onyuma ku woofiisi ate n'osobola okusaala

Ensujjuwebuse 220x290

Abasajja muve ku biragalalagala...

Abanoonya amaanyi g'ekisajja mwettanire ebiro n'essunsa musigale nga muli balamu ate nga musaza kimu

Ababaka baweze okusimbira etteeka...

ABABAKA ba Palamenti abava mu Buganda bawadde Katikkiro Charles Peter Mayiga obweyamo nti ba kuyimirira n’abalimi...

Kkooti1 220x290

Ogw’ettemu ly’e Seguku gulindiridde...

OMUSANGO gwa Abdul Mukiibi agambibwa okutta Frank Katumba e Seguku ng’amutebereza okwagala mukazi we, Aisha Mubiru...

Kigandaweb 220x290

Omusumba Kiganda avuddeyo ku bya...

OMUSUMBA David Kiganda owa Christian Focus Centre anenyezza gavumenti okusirika obusirisi netebaako ky’ekola ku...