TOP

Sitaani nvaako mpone okuswazibwa bwenti

By Musasi wa Bukedde

Added 20th August 2017

OMUVUBUKA eyateeze omuvuzi wa bodaboda n’amukuba akayondo n’amunyagako pikipiki nnamba UEE 330J bamwambudde ne bamukunguzza okumutuusa ku poliisi.

Deziderio1 703x422

OMUVUBUKA eyateeze omuvuzi wa bodaboda n’amukuba akayondo n’amunyagako pikipiki nnamba UEE 330J bamwambudde ne bamukunguzza okumutuusa ku poliisi.
 
Moses Kaweesi 21, ow’e Luwafu - Makindye ye yayambuddwa oluvannyuma lw’okumukwata ne bodaboda ya Deziderio Byamukama.
 
Kaweesi olwamutuusizza ku poliisi n’atandika okwogera ebitakwatagana n’ekyaddiridde kumwambula.
 
Yagezezzaako okusaba bamusonyiwe ne bagaana.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

A Pass yeegobye mu luyimba lwa...

A Pass atabukidde Bebe Cool ku luyimba lwa ‘Corona Distance’, amulanga kumugattika na Fresh Daddy gw'ayita kazannyirizi...

Kagame 220x290

E Rwanda bongezzaayo kalantiini...

Gavumenti ya Rwanda yalangiridde nti eyongezzaayo ennaku abantu ze balina okumala nga tebava waka okutuuka April...

W1240p169s3reutersmedianet68 220x290

Coronavirus: World Bank ewadde...

Bbanka y’ensi yonna yawadde Kenya obuyambi bwa doola za Amerika obukadde 50 okuyambako mu kutangira okulwanyisa...

Kyuka 220x290

Abantu 1,000 bafudde Corona mu...

ABANTU 1,047 olufudde mu Amerika ebintu ne bikyuka. Trump obuyinza bw’okuteekawo kalantiini n’okusibira abantu...

Whatsappimage20200402at65210pm 220x290

Bajjo ayagala Full-Figure amuliyirire...

Bajjo ayagala Full-Figure amuliyirire obukadde 500 lwa kumwonoonera linnya.