TOP

Wuuno modo ayagala okusuuza Zari Hussein eddya

By Musasi wa Bukedde

Added 22nd August 2017

MODO Omutanzania, Hamisa Mobetto aludde ng’ayogerwako okubeera mu laavu n’omuyimbi Diamond Platnmaz.

Tunu 703x422

Diamond Platnmuz ne mmodo Hamisa Mobetto agambibwa okuzaalira omwana. Ku ddyo ye Zari

Kigambibwa nti enkolagana yaabwe yatuuka ne mu kitanda okukkakkana ng’omuwala ono naye ayaka nga Zari ali lubuto.

Ebintu bino Diamond azze ebyegaana kyokka Mobetto bwe yazadde omwana omulenzi yamutuumye mannya ga Diamond ag’ekika Abdul Naseeb ekyongedde okutabula mukyala we Zari Hussein (ku ddyo) n’okumutiisa nti modo ayinza okumusuuza eddya.

Omuwala ono ye yali mu vidiyo y’oluyimba lwa ‘Salome’ olwa Diamond Platnmaz era abaagirabako bagamba nti mu kunyeenya ekiwato muka.

Ndowooza amazina gano ge gaatengula omuyimbi naye bamunyeenyezeemu ekiwato ate ne muvaamu lubuto.

Wabula ggaayi ono yasooka kwesammula lubuto luno ng’agamba nti enkolagana ye ne Mobetto ekoma ku bya mirimu tewali kirala kye baakola.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Mat14 220x290

Eyali Minisita omubeezi ow'ebyobulimi...

Eyali Minisita omubeezi ow'ebyobulimi Vicent Nyanzi adduukiridde ebitongole bya Gavument

Mus13 220x290

Abadde asomesa abaana mu nkukutu...

Abadde asomesa abaana mu nkukutu Poliisi emukutte

Bel1 220x290

Bella, ono ye taata bulamu?

Bella, ono ye taata bulamu?

Nop1 220x290

Eno ennyambala nayo erwaza Coronavirus...

Eno ennyambala nayo erwaza Coronavirus

Wet1 220x290

‘Ziza Bafana okudda engulu asooke...

‘Ziza Bafana okudda engulu asooke ave ku bitamiiza