TOP

Sheilah Gashumba agudde mu bintu!

By Musasi wa Bukedde

Added 30th August 2017

SHEILAH Gashumba muwala wa Frank Gashumba atandise okulya ku ntuuyo ze.

Ga 703x422

Agudde mu bintu nga w’osomera bino yaweereddwa ddiiru y’okubeera ambasada wa kkampuni y’amasimu eya Africell ng’avunaanyizibwa okutunda enkola y’okuteekako data muyite MBS ne zeekubisaamu emirundi esatu emanyiddwa nga ‘Tripple MBS’’.

Owoolugambo waffe atugambye nti ddiiru yagikutudde gye buvuddeko ng’era baamuwadde omudidi oguwerako.

Okumanya ekintu kino kimutunze, baamutadde ne ku bipande byabwe n’emikutu gya TV.

Omuwala ono yagambye nti bulijjo abadde yeegomba abayimbi nga Rihana, Jennifer Lopez olwa ddiiru ze bafuna ne bayoola omudidi.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Annotation20190718192802 220x290

Okwogera kwa Pulezidenti Museveni...

Okwogera kwa Pulezidenti Musevebni eri eggwanga. Tuli mu maka g'Obwapulezidenti e Nakasero

Massagebeingdonewebuse 220x290

By'olina okutunuulira nga tonnakola...

Nakola masaagi ne ntemwako okugulu era ntambulira mu kagaali - Dr. Karuhanga

Omukubayizingalikobyanyonyolawebuse 220x290

Abawala abazaddeko mubazze mu masomero...

Abawala abazaddeko okudda mu masomero kyakuyigiriza abalala obutakola nsobi n'okubudaabuda abafunye obuzibu bwe...

Teekawo1 220x290

Akakiiko ka bannamateeka kasazizzaamu...

OLUKIIKO olufuzi olwa bannamateeka ba Uganda Law Society olukwasisa empisa lusazizzaamu ekibonerezo ky'emyaka ebiri...

Club 220x290

Vipers bagitutte mu kkooti lwa...

KIRAABU ya Vipers bagitutte mu kkooti lwa kukozesa akabonero kaayo (logo) nga tebasasudde yakakola. Era eyabawawaabidde...