TOP

Amazina gange ojja kugasasulira

By Musasi wa Bukedde

Added 18th September 2017

ZULAIKA Nakapanka anyumirwa amazina.

Zulaika1 703x422

ZULAIKA Nakapanka anyumirwa amazina.
 
Alina omukolo gwe yabaddeko mu bitundu by’e Lubya n’asikayo omusajja ne battunka mu kuzina.
 
Baasoose kuzina nga bakka n’okwambuka enduulu n’evuga olw’engeri gye baabadde bamenyekamu.
 
Kyokka gye byaggweeredde ng’omusajja gwe yabadde azina naye
ng’amukutte omunyigo.
 
Omusajja yamukkirizza okukwata w’ayagala era bwe baamaze n’amufunyira ekikonde (okumuwa ssente) ekyaleetedde abantu okwebuuza oba amazina ga Nakapanka ga kusasulira.

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Sit114 220x290

Gavumenti etandikidde Bwaise okugaba...

Gavumenti etandikidde Bwaise okugaba emmere

Fud1 220x290

Omugagga Ham awaddeyo obukadde...

Omugagga Ham awaddeyo obukadde 100 okudduukirira abali obubi olw'embeera ya Corona Virus

Denisonyango1703422 220x290

Coronavirus atta - Onyango

KAPITEENI wa Cranes, Denis Onyango, akubirizza Bannayuganda okwongera okwegendereza ssennyiga omukambwe 'COVID-19',...

Nakanwagigwebaalumyekoomumwa1 220x290

Emmere etabudde omukozi wa KCCA...

OMUKOZI wa KCCA alumyeko muliraanwa we omumwa ng’amulanga okutuma omwana okubba emmere ye, naye abatuuze bamukkakkanyeko...

Hell 220x290

Gav't etaddewo kampeyini ya ‘TONSEMBERERA’...

Gavumenti etaddewo kampeyini etuumiddwa “TONSEMBERERA” mw’eneeyita okutangira okusaasaana kwa ssennyiga wa coronavirus....