TOP

Muzeeyi, abasajja batulina!

By Musasi wa Bukedde

Added 18th September 2017

OMUBAKA wa Busiro East, Medard Lubega Sseggona n’eyali omumyuka wa Pulezidenti w’eggwanga, Polof. Gilbert Bukenya baasisinkanye ku Klezia e Lubaga ne banyumyamu kyokka emboozi yaabwe erabika teyabadde ya ssanyu.

Ssegonabukenya1 703x422

OMUBAKA wa Busiro East, Medard Lubega Sseggona n’eyali omumyuka wa Pulezidenti w’eggwanga, Polof. Gilbert Bukenya baasisinkanye ku Klezia e Lubaga ne banyumyamu kyokka emboozi
yaabwe erabika teyabadde ya ssanyu.
 
Obwedda Sseggona alina engeri gy’atunulamu nga yeenyinyimbwa n’okukanula amaaso olwo Muzeeyi Bukenya ne yeekanga. Oba baabadde boogera ku ki? Nze naawe.

 

 
Wabula owoolugambo waffe atugambye nti kirabika Omubaka
Sseggona yabadde ayitiramu Polofeesa engeri babaka banne
gye balidde mu balonzi baabwe olukwe olw’engeri gye bakukuta
n’etteeka eriggya ekkomo ku myaka gy’omukulembeze w’eggwanga.
 
Mbu ne Polofeesa yabadde akalaatira Sseggona obutakola nsobi ng’ezize ekyamukyayisa abalonzi ne bamumma
akalulu.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Lab2 220x290

Ekibiina ekigatta bannannyini mawoteeri...

Ekibiina ekigatta bannannyini mawoteeri kivuddeyo ku bye bbibiro lya Murchion Falls

Afiiriddemukkanisa3 220x290

Afiiridde mu kkanisa

Poliisi y’ekitundu ereese kabangali okutwalirako omulambo mu ggwanika kyokka abagoberezi ne bagiremesa nga bagamba...

Dsc8388 220x290

Weewale okukuba endobo mu mmotoka...

N (Neutral) baagiteeka mu mmotoka si kugikozesa kukuba ndobo wabula kwawula D (Drive) ne R (Reverse).

Abasubuuzingabatunuliraemaaliyabweeyayidde2 220x290

Omuliro gusaanyizzaawo ekibanda...

Bano balumiriza omukulu w’essomero lya Biral P/S, Tekana Bruhan erisangibwa e Bwaise okuba emabega w’okwokya ekibanda...

Lop2 220x290

Ssebo Square Milez omukono teguwaba...

Ssebo Square Milez omukono teguwaba