TOP

Omutujju ekivvulu kimuwuuba

By Musasi wa Bukedde

Added 19th September 2017

Gravity ono takyasobola kufissaamu 1,000/- kusasula ssente za paakingi.

Tujju1 703x422

OMUYIMBI Gravity Omutujju mmotoka avuga nsajja ey’ekika
kya Prado. Omanyi ennaku zino ali ku leebu leebu w’okutegeka
ekivvulu kye ekigenda okubeera e Lugogo Cricket Oval ekirabika nga kimuliddeko ssente.
 
Okukakasa bino omukulu ono takyasobola kufissaamu 1,000/- kusasula ssente za paakingi.
 
Wiiki ewedde aba Multiplex baagudde ku mmotoka ye mu bitundu by’e Lugogo ne bagikuba ekyuma era yagenze okuva mu ofiisi gye yabaddemu nga mmotoka ye eri ku ‘mpingu’ manya bagikubye ekyuma.
 
Wabula tetwategedde ssente mmeka ze bamubanja. Owoolugambo
waffe atugambye nti oluvannyuma yazisasudde kyokka n’awera obutaddayo kukola nsobi eno kubanga takyalina budde bwa kwonoona.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Hse1 220x290

By’olina okumanya ng’ogula ennyumba...

Kya makulu omuntu akuguza ennyumba okukuwa ppulaani yaayo n’ogiwa omukugu nagyetegereza okukakasa nti ebiriko byagobererwa...

Ssenyonjo 220x290

Poliisi ezudde ebipya ku yatema...

POLIISI ezudde ebipya ku musajja Hamidu Ssennyonjo amanyiddwa nga Munomuno omu ku bagambibwa okuyingirira omugagga...

Mayiga 220x290

Katikkiro alaze engeri ebbula ly’amazzi...

KATIKKIRO wa Buganda, Charles Peter Mayiga ayongedde okukkaatiriza obukulu bw’amazzi mu bulamu bw’abantu n’agamba...

Bazigu1 220x290

Abazigu balumbye amaka e Munyonyo...

ABAZIGU balumbye amaka e Munyonyo ne batemaatema omukozi w’awaka Isa Birimusho n’okumusiba akandooya ne bamuleka...

Magaya 220x290

Abawala 98 banunuddwa ku babadde...

ABEEBYOKWERINDA banunudde abawala 98 ababadde bakukusibwa okutwalibwa mu nsi za bawalabu okukuba ekyeyo.