TOP

Ab’e Kalungu emmere bagikoona kijaasi

By Musasi wa Bukedde

Added 3rd October 2017

Ab’e Kalungu emmere bagikoona kijaasi

Cab2 703x422

BANNAKALUNGU bwe batuuka ku masala batabuka. Bwe baafunye amasala ku kijjulo ekyabagabuddwa Ssentebe wa disitulikiti, Richard Kyabaggu eyakalondebwa, eby’okunoonya we batuula tebaabirowoozezzaako.

Obwedda buli afuna mmere ng’agirya kijaasi gy’obeera nti bali mu lutalo oba balina abagoba. Abantu bano baakulembeddwaamu Sipiika wa disitulikiti eno, Abdul Bbaale ne kansala Yasin Ssempijja owa Kyamuliibwa Rural (waggulu mu kifaananyi).

Owoolugambo waffe atugambye nti amasala gaabaddeyo mu bungi era abamu ku batuuze baalabiddwaako n’obuveera mwe baatadde piraawo okutwalirako abaasigadde awaka.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

3f74e568a3684a1eac5d6d555644365318 220x290

Magufuli alagidde abaddukanya ekidyeri...

OMUWENDO gw’abantu abaafiiridde mu kidyeri mu nnyanja Nnalubaale gwongedde okulinnya! Pulezidenti wa Tanzania John...

Sevo 220x290

Ab'e Rubirizi basabye Museveni...

ABAKULEMBEZE b’omu disitulikiti y’e Rubiriizi basabye Pulezidenti Museveni okukoma ku bajaasi ba UPDF okukendeeza...

Budgetkasaijaweb 220x290

Bawera kusimbira kkuuli enteekateeka...

ABABAKA ku kakiiko ka palamenti akavunaanyizibwa ku byobulimi bawera kusimbira kkuuli enteekateeka z’okuyisa embalirira...

Kola 220x290

Mukolerere obukadde bwammwe - Minisita...

MINISITA omubeezi ow’ebyenguudo Gen. Edward Katumba Wamala akubirizza abantu okukolerera obukadde bwabwe nga bakyalina...

42312484102150760182472974931861717081653248n 220x290

Bobi Wine eby’okutulugunya abantu...

BOBI Wine ne banne eby’okubatulugunya babitutte mu kibiina ky’amawanga amagatte (UN ), era boongedde okukungaanya...