TOP

Togeza n’ogikwatako...eccupa!

By Musasi wa Bukedde

Added 4th October 2017

ABADIGIZE beeyiye ku Georgina Gardens e Lubya okunyumirwa omuziki gwa Jose Chameleone.

Eccupa1 703x422

ABADIGIZE beeyiye ku Georgina Gardens e Lubya okunyumirwa omuziki gwa Jose Chameleone.

Yagenze okulinnya ku siteegi ku ssaawa mukaaga ogw’ekiro ng’abamu naddala abaagalana baafunye dda essanyu olw’ebbidde lye baabadde beesiye era obwedda buli lw’asuulamu obuyimba bw’omukwano ne nkulabira.

 

Owoolugambo waffe yakutte ebifaananyi by’abaagalana ab’enjawulo ng’abakazi balina engeri gye bafalaasiramu basajja baabwe abamu ne balowooza nti baabadde babasaba baboongere omwenge beenywere ate abalala nti baabadde babagaana ‘kugikwatako’ ng’amba eccupa z’omwenge ze baabadde nazo n’abandi nti kirabika ebbidde lyabadde libasibye enkalu.

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Wano 220x290

BUKEDDE W’OLWOKUTAANO YAFULUMYE...

Basindise abakessi okwongera okuyigga musajja wa Gen. Kayihura eyabulira mu Algeria.Balooya ba Kitatta basobeddwa,...

Upa 220x290

‘Asooka okumalawo y’alya eya munne...’...

BASSENTEBE e Semuto-Nakaseke olwamaze okusabirwa ne badda mu kugabula abalonzi baabwe nabo abataalutumiddwa mwana...

Uni 220x290

Yiiii.... Maama gano mazina ki?...

OMUZIKI ogwabadde gusindogoma gwanyumidde abavubuka b’e Lukaya.

Beb1 220x290

Bebe Cool asoomoozezza bayimbi...

Bebe Cool asoomoozezza bayimbi banne; Ategese Concert ey'okuyamba abalwadde b'emitima

Sha 220x290

Sharitah avuddeyo gy’abadde yeekukumye...

SHARITAH Mazzi Mawanvu avuddeyo gy’abadde asirikidde n’agendako mu jjiimu n’okuwuga ndowooza akkakkanye ku situleesi...