TOP
  • Home
  • Kasababecca
  • Ssaabavvulu Balam ayogedde lwaki ategese ekivvulu kya Zanie Brown n'aleka abayimbi abalala bonna

Ssaabavvulu Balam ayogedde lwaki ategese ekivvulu kya Zanie Brown n'aleka abayimbi abalala bonna

By Musasi wa Bukedde

Added 11th October 2017

Ssaabavvulu Balam ayogedde lwaki ategese ekivvulu kya Zanie Brown n'aleka abayimbi abalala bonna

Bal1 703x422

Balam ng'ayogera ku Concert ya Zanie Brown ate ku ddyo ye Zanie Brown

Ng'ebula ennaku bbiri zokka okutuuaka ku lunaku mulindwa olwa Concert ya Zanie Brown gye yatuumye yafuuka muyaaye live Concert olwaleero Zanie Brown asiibye awewula ddoboozi asobole okutuuka ku lunaku mulindwa nga buli kimu kiri talatibu.

Zanie Brown Olwaleero asiibye ku Theater Labonita ng'awewula eddoboozi n'abazinyi bonna baagenda okubeera nabo ku siteegi ng'abakubira obuyimba obw'enjwulo ku lwokutaano luno ku Theater Labonita ate ku lwomukaaga agende ku Freedom City olwo ku ssande agende ku Georgina Gardens e Lubya.

Ye Ssaabavvulu Balaam Baruhagare akoowodde abawagizi ba Zanie Brown okujja mu bungi okuwagira Zanie Brown kubanga alina ennyimba ennungi ate ng'akyali mwana muto n'ekitone alina.

Balam ategeezezza nti ekyamuwalirizza okutegeka Concert ya Zanie Brown Mukyala Nandujja ne Harimah Namakula baamutegeezezza nti bbo bawedde kumpagala wabula kati ky'ekiseera Balam akwate ku baana bano abato nga Zanie Brown era akikoze.

 

 

 

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kiru7 220x290

Kirumira akubye ku bbebi Kaweesi...

Kirumira akubye ku bbebi Kaweesi eriiso n'amwenya

Kiru8 220x290

Omala annyonnyodde lwaki yeeyimiridde...

Afande Omala eyeesowoddeyo okweyimirira Kirumira ategeezezza kkooti nga bw'agenda okufuba okulaba nga Kirumira...

Yi2 220x290

Kirumira bamukkirizza okweyimirirwa:...

Kirumira bamukkirizza okweyimirirwa: Ayimbuddwa kati alya butaala

Kola 220x290

Temusuulirira mizannyo - Ssekandi...

OMUMYUKA wa Pulezidenti w'eggwanga, Edward Ssekandi akubirizza Bannayuganda okwettanira emizannyo kuba gisobola...

Aaaaaaabig703422 220x290

Musagala anattunka ne Cheptegei...

RONALD Musagala 25, oluvannyuma lw’okwolesa ffoomu mu mpaka z’eggwanga eza Cross Country ezaabadde e Jinja, agattiddwa...