TOP

Jan Mukiibi awangudde obwannalulungi e Bungereza

By Musasi wa Bukedde

Added 13th October 2017

EMPAKA z’Obwannalulungi eza Bannayuganda ababeera mu Bungereza, eza Miss Uganda UK zikomekkerezeddwa nga mwanamuwala Jan Mukiibi y’awangudde Obwannalulungi b’omwaka guno 2017.

Janmukiibi1 703x422

Jana Mukiibi

EMPAKA z’Obwannalulungi eza Bannayuganda ababeera mu Bungereza, eza Miss Uganda UK zikomekkerezeddwa nga mwanamuwala Jan Mukiibi y’awangudde Obwannalulungi b’omwaka guno 2017.

Ono addiriddwa Renah Nassuuna mulamu w'omusuubuzi, Kiyimba Freeman ate Leena Kyabula n’akwata ekyokusatu. Abasatu bano baakukolera wamu okuyamba Bannayuganda okulwanyisa ekisaddaakabaana nga bakolagana n’ebitongole by’obwannakyewa eby’enjawulo.

Empaka zino zaabadde mu kifo ekisanyukirwamu ekya Ark Globe Academy e Bungereza nga zimaze emyezi ebbiri nga ziyinda.

Nnaalongo Ruth Nakirijja Kizza maama wa Renah Nassuuna, eyeesitula n’agenda e Bungereza okulaba ku muwala we ng’awangula, yagambye nti musanyufu bya nsusso kuba empaka ziggyeemu muwala we ekiwuggwe n’ayiga okwekkiririzaamu ne yeebaza bonna abaabawagidde mu mpaka zino.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Tembeya 220x290

Walukagga atadde akaka mu luyimba...

Nga yaakamala okugaanibwa okuyimba ku mukolo ogumu e Mpigi gyebuvuddeko, omuyimbi Mathias Walukagga embeera agiyimbyemu...

Tin1 220x290

Pressure esse abafamire babiri...

Pressure esse abafamire babiri omulundi gumu

Harvest 220x290

Amagye lwe gassa ku Mubarak akazito...

Amagye lwe gassa ku Mubarak akazito n'alekulira

Abetz 220x290

Abtex totya abasajja tubalina -...

POLIISI yagaana Bobi Wine okuddamu okulinnya ku siteegi. Bino byagenda okubaawo ng’abategesi b’ebivvulu, Abbey...

Kenzo 220x290

Aziz wangoba kati oyagala nkusiime...

OMUYIMBI Eddy Kenzo addizza Aziz Azion omuliro olw’okumulangira nga bwe yamuyamba n’atamusiima n’agamba nti Aziz...