TOP

Sheebah atabukidde Bryan White n’amusirisa ne ssente

By Musasi wa Bukedde

Added 11th November 2017

SHEEBAH Karungi olwasuddemu akayimba ka ‘Nkwatako’ omugagga Bryan White n’alowooza nti osanga Sheebah yabadde agamba ye naye kwe kumukwata ku kabina.

Twala 703x422

Kino kyaggye Sheebah mu mbeera n’amutabukira era okukkakkana nga Bryan White amuyiiridde ssente ezaamusirisizza.

Bino byabadde ku bbaala ya Auto Spa, Sheebah gye yabadde ayimbira abadigize ennyimba ezaabacamudde.

Bryan White yasituse n’akoona ku katoffaali ka Sheebah n’atabuka.

“Baby kola ekirala naye tonkonanga ku kabina” Bryan White kwe kutandika okumuyiira ssente era Sheebah teyazzeemu kunyega wabula okuyita ba wolole be bakole ogwokuzironda si kulwa ng’abawagizi bazitwala.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

3f74e568a3684a1eac5d6d555644365318 220x290

Magufuli alagidde abaddukanya ekidyeri...

OMUWENDO gw’abantu abaafiiridde mu kidyeri mu nnyanja Nnalubaale gwongedde okulinnya! Pulezidenti wa Tanzania John...

Sevo 220x290

Ab'e Rubirizi basabye Museveni...

ABAKULEMBEZE b’omu disitulikiti y’e Rubiriizi basabye Pulezidenti Museveni okukoma ku bajaasi ba UPDF okukendeeza...

Budgetkasaijaweb 220x290

Bawera kusimbira kkuuli enteekateeka...

ABABAKA ku kakiiko ka palamenti akavunaanyizibwa ku byobulimi bawera kusimbira kkuuli enteekateeka z’okuyisa embalirira...

Kola 220x290

Mukolerere obukadde bwammwe - Minisita...

MINISITA omubeezi ow’ebyenguudo Gen. Edward Katumba Wamala akubirizza abantu okukolerera obukadde bwabwe nga bakyalina...

42312484102150760182472974931861717081653248n 220x290

Bobi Wine eby’okutulugunya abantu...

BOBI Wine ne banne eby’okubatulugunya babitutte mu kibiina ky’amawanga amagatte (UN ), era boongedde okukungaanya...