TOP

Eyabbye amatooke bagamuliisizza mabisi

By Musasi wa Bukedde

Added 14th November 2017

SAUL Kasule 30, ow’e Katwe mu Mpigi gwe baakwatidde mu lusuku lwa Nnamwandu Lugonda e Kalagala alojja.

Mubi 703x422

Bamukubye ne bamwetooloza ekyalo n’amatooke ge yabbye ng’eno bwe bamulagira okugalya nga mabisi.

Kasule baasoose kumwambula mpale n’asigala mu nnyimpi olwo ne batandika okumuligita emiggo nga bagamba nti bamuloga bubbi.

Yaliddeko eminwe nga giigyo n’alaajana nti akkuse kyokka ng’abatuuze tebamuwuliriza.

We baamukwatidde nga y’akayunja enkota ssatu nga bw’azipakira mu kkutiya. Baamuguddeko ogw’obubbi.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Buzo1 220x290

Omuwendo gw'abawala abatudde S.6...

Janet Museveni minisita w’ebyenjigiriza n’emizannyo yennyamidde olw’omuwendo gw’abayizi abawala abaatudde S6 ogukendedde....

Burn 220x290

Gen. Kayihura ayagala amateeka...

OMUDUUMIZI wa poliisi mu ggwanga Gen. Kale Kayihura asabye okuyusa mu mateeka okusobola okuvunaana muntu akwatiddwa...

Xlarge514749 220x290

Omuzungu eyali ne munne n'afiira...

OMUZUNGU munnansi wa Finland Suvi Linden, eyali ne munne Terasvouri Tuomas Juha Patteri, eyasangibwa ng’afiiridde...

Linda1 220x290

Abadde yeerimbika mu banene n’abba...

POLIISI ekutte omuvubuka abadde yeerimbika mu byokwerinda n’okweyita owooluganda lw’abantu ababa bategese emikolo...

Pala 220x290

Omujulizi aguddemu ekidumusi omusango...

OMUJULIZI abadde azze okulumiriza Abasiraamu mu musango gw’obutujju n’okulya mu nsi olukwe alumbiddwa embiro kkooti...