TOP

Rema Namakula agenze Dubai

By Musasi wa Bukedde

Added 14th November 2017

OMUYIMBI Rema Namakula yasitudde eggulo n’agenda e Dubai gy’agenda okukubira omuziki ku wiikendi.

Remanamakulaandchrisevansintheirlindavideo 703x422

Agenda kwegattibwako munywanyi we Chris Evans ne nnannyini zo Ssenga Nantume.

Evans asitula ku Lwakuna nga November 15, olwo omuziki bagukubire ku Club Vegas Hotel Inn ku wiikendi.

Maneja w’abayimbi bano, Geoffrey Kayemba yategeezezza nti ekivvulu bakituumye ‘‘Linda VIP Concert’’ ng’era bagenda kubakubira ennyimba empya n’enkadde.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

3f74e568a3684a1eac5d6d555644365318 220x290

Magufuli alagidde abaddukanya ekidyeri...

OMUWENDO gw’abantu abaafiiridde mu kidyeri mu nnyanja Nnalubaale gwongedde okulinnya! Pulezidenti wa Tanzania John...

Sevo 220x290

Ab'e Rubirizi basabye Museveni...

ABAKULEMBEZE b’omu disitulikiti y’e Rubiriizi basabye Pulezidenti Museveni okukoma ku bajaasi ba UPDF okukendeeza...

Budgetkasaijaweb 220x290

Bawera kusimbira kkuuli enteekateeka...

ABABAKA ku kakiiko ka palamenti akavunaanyizibwa ku byobulimi bawera kusimbira kkuuli enteekateeka z’okuyisa embalirira...

Kola 220x290

Mukolerere obukadde bwammwe - Minisita...

MINISITA omubeezi ow’ebyenguudo Gen. Edward Katumba Wamala akubirizza abantu okukolerera obukadde bwabwe nga bakyalina...

42312484102150760182472974931861717081653248n 220x290

Bobi Wine eby’okutulugunya abantu...

BOBI Wine ne banne eby’okubatulugunya babitutte mu kibiina ky’amawanga amagatte (UN ), era boongedde okukungaanya...