TOP

Daniella yeebuuza alya ssente za bba

By Musasi wa Bukedde

Added 17th November 2017

Amaze ebbanga ddene e Bulaaya kyokka eno Daniella naye tatudde.

Chame22 703x422

Daniella ne bba Chameleone

JOSE Chameleone ne Daniella Atim baguddemu ensasagge endala. Ku luno tanobye wabula abuuzizza Chameleone ekibuuzo ekimukaluubiridde nti; Oba ng’oli Bulaaya okola ssente nga bw’ogamba, obukadde 22 zikulema zitya okumpeereza nkole ku by’awaka?

Omanyi Daniella yawezezza emyaka 32 ku Mmande kyokka bba yabadde London ku Ssande ng’akuba ab’e Bungereza omuziki.

Amaze ebbanga ddene e Bulaaya kyokka eno Daniella naye tatudde.

Yagenze e Bweyogerere n’agoba abapangisa mu nnyumba ya Daniella Villas gye buvuddeko ng’agamba nti zaazimbibwa zegasse, ebadde erabika bubi nga
babawaamu ssente ntono kwe kusalawo abagobe aziddaabirize basasule akawera.

Wano we yategeerezza bba amuweerezeeyo 22,000,000/- zikole ku by’enyumba wabula ensonda zigamba nti yamuzzeemu nga bw’atalina ssente kwe kumubuuza akabuuzo oba ng’eyo gy’amaze ebbanga akolayo mayinja!

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Mot1 220x290

Ababbi babbye nnamba za mmotoka...

Ababbi babbye nnamba za mmotoka e Kyengera ne basaba ssente

Lab1 220x290

GAVANA alabudde abayuza n'okuwandiika...

GAVANA alabudde abayuza n'okuwandiika ku ssente

Lop1 220x290

Minisita ayagala KCCA esse obukwakulizo...

Minisita ayagala KCCA esse obukwakulizo obupya ku baagala okuzimba ebizimbe mu Kampala

Funayo 220x290

Attottodde engeri omuzigu gye yatemye...

OMUKAZI Florence Nannyombi ‘omutujju’ gwe yasikambuddeko omwana we Amos Sekanza ow’emyaka omusanvu n’amutemako...

Gata1 220x290

Omusajja atemyeko abantu 4 emitwe...

OMUSAJJA bwe yatemyeko obulago abantu bana, baasoose kumuyita mulalu. Azzeeyo ku kyalo n’atemako emitwe abalala...