TOP

Kenzo amezze Diamond mu ngule za Afrima ne yeewaana

By Musasi wa Bukedde

Added 17th November 2017

EDDY Kenzo amezze Diamond Platinumz mu awaadi ezibadde e Nigeria. Ono yawangudde awaadi bbiri mu Afrima Awards ezaabadde e Nigeria gye buvuddeko era n’awaga.

Afrima 703x422

Kenzo ne awaadi gye yawangudde

EDDY Kenzo amezze Diamond Platinumz mu awaadi ezibadde e Nigeria. Ono yawangudde awaadi bbiri mu Afrima Awards ezaabadde e Nigeria gye buvuddeko era n’awaga. Afrima Awards ekigwaayo 'All Africa Music Awards'

Engule zino zigatta abayimbi ba Afrika bonna era ez’omulundi guno zaabaddeko n’omuyimbi awangalira mu America amannyiddwa nga Akon ku wooteeri ya Eko e Nigeria.

Yawangudde engule y’omuyimbi asinga okukooka mu bukiika ddyo bwa Afrika (East Africa) ate endala yabadde ya lutambi olusinze giyite Album.

Yabadde avuganya ne Diamond Platinumz, Alikiba nga bonna yabamezze. Ng’ayita ku mukutu gwe ogwa ‘Facebook' yeebazizza abawagizi be bonna mu nsi.

Bebe Cool ne Juliana Kanyomozi nabo baavuganyizza wadde tebaawangudde.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kib11 220x290

Ba Kansala ku district e Kiboga...

Ba Kansala ku district e Kiboga bakubye ebituli mu budget ya District

Capture 220x290

Emitimbagano gya Vision Group gyakuvaako...

Emitimbagano gya Vision Group okuli ogwa bukedde.co.ug ne newvision.co.ug gyakuggalawo ku wiikendi eno okutandika...

Br3 220x290

Ensonga za Brian White ez'okkabasanya...

Ensonga za Brian White ez'okkabasanya abaali abakozi be zisajjuse

Kit1 220x290

Engeri akasaawe k'e Mulago gye...

Engeri akasaawe k'e Mulago gye kaalera Jimmy Kirunda

Jit1 220x290

Afiiridde mu kibanda kya firimu...

Afiiridde mu kibanda kya firimu e Mukono