TOP

‘Mwekwate Katonda’

By Musasi wa Bukedde

Added 1st December 2017

Immaculate Atuhairwe omuyimbi naddala ow'ennyimba z'eddiini abuuliridde abakkiriza okubeera n'essuubi nga beekwata Katonda.

Mata1 703x422

Okubuulirira kuno yakuyisizza mu lutambi lwe olupya lw’atuumye Master Key lw’agenda okutongoza ku Pope Paul Memorial Hotel mu Ndeeba ku Ssande nga December 3.

Agamba nti Yesu bw’omwewa tayinza kukuyiwa kuba akutuusa ku buwanguzi olw'ensonga nti kye kisumuluzo ekikutuusa ku buwanguzi. Embeera ne bw’ebeera etya talemererwa kuba ye Master Key.

Ku lutambi luno kuliko ennyimba eziwerako okuli; Nangirira, tosuula Kirooto, hhenda mu maaso, Ekiseera kituuse, Abakolako, Bibooziboozi n'endala.

Omuyimbi ono yasooka kuyimbira mu kkwaaya z'amasomero ag'enjawulo omuli; Munyonyi Primary Sch erisangibwa e Mbarara, Nsambya Secondary. School, Makindye College n'awalala.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

3f74e568a3684a1eac5d6d555644365318 220x290

Magufuli alagidde abaddukanya ekidyeri...

OMUWENDO gw’abantu abaafiiridde mu kidyeri mu nnyanja Nnalubaale gwongedde okulinnya! Pulezidenti wa Tanzania John...

Sevo 220x290

Ab'e Rubirizi basabye Museveni...

ABAKULEMBEZE b’omu disitulikiti y’e Rubiriizi basabye Pulezidenti Museveni okukoma ku bajaasi ba UPDF okukendeeza...

Budgetkasaijaweb 220x290

Bawera kusimbira kkuuli enteekateeka...

ABABAKA ku kakiiko ka palamenti akavunaanyizibwa ku byobulimi bawera kusimbira kkuuli enteekateeka z’okuyisa embalirira...

Kola 220x290

Mukolerere obukadde bwammwe - Minisita...

MINISITA omubeezi ow’ebyenguudo Gen. Edward Katumba Wamala akubirizza abantu okukolerera obukadde bwabwe nga bakyalina...

42312484102150760182472974931861717081653248n 220x290

Bobi Wine eby’okutulugunya abantu...

BOBI Wine ne banne eby’okubatulugunya babitutte mu kibiina ky’amawanga amagatte (UN ), era boongedde okukungaanya...