TOP

Muwala ki ono agonzezza APass?

By Musasi wa Bukedde

Added 1st December 2017

MWANAMULENZI APass eyayimba Tuli ku bigere, Wuuyo, Tulo n’endala laavu emuyisa bubwe.

Mala 703x422

Ono bwe yabadde mu kimu ku bifo ebisanyukirwamu ekimanyiddwa nga Square, yazze ne mwanamuwala bakira atamuva ku lusegere.

Ekiseera kyatuuse ne beegwa mu bifuba era APass yalabiddwa nga yenna agonze n’atuuka n’okuzibiriza.

Tetwategedde oba mukwano gwe gwabadde gumugonzezza oba kabugumu akaabadde mu kifuba ky’omuwala ono.

Wabula abamu baasigadde beebuuzza omuwala ono ky’ali eri APass anti ennaku zino gw’apepeya naye era takyamuwa gaapu.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Det2 220x290

Famire ekyasattira olwa ssemaka...

Famire ekyasattira olwa ssemaka okubula

Lip2 220x290

Bakutte abadde alimba abantu okubatwala...

Bakutte abadde alimba abantu okubatwala ku kyeyo

Sab 220x290

adde abba ATM ku bantu akwatiddwa...

adde abba ATM ku bantu akwatiddwa

Fut2 220x290

Akulira kkampuni etwala abantu...

Akulira kkampuni etwala abantu ku kyeyo akwatiddwa lwa kufera

Set1 220x290

Omuyambi wa Museveni bamuloopye...

Omuyambi wa Museveni bamuloopye