TOP

Ntaganda aleese ekyuma!

By Musasi wa Bukedde

Added 4th December 2017

OMUGAGGA Dr. Ephraim Ntaganda owa E .Towers esangibwa ku Kampala Road asirisizza Bannakampala ababadde balowooza nti yaggwaamu bwe yeeyiyeemu ekyuma ekika kya Lexus 570.

Waka 703x422

Ntaganda agamba nti kyamumazeeko obukadde 700 nga kiri ku model 2018.

Yeegasse ku Sudhir Ruparelia ne Godfrey Kirumira, ssentebe w’abagagga ba Kwagalana abalina enzirusi ekika kino.

Bwe bakugamba nti lino ggulu lya ku nsi oyinza obutawakana kuba eriko kammera eziraba mu maaso n’emabega ate bw’eba erina ky’egenda okutomera ekulabula oba okwesiba omulundi ogumu n’ebirala.

Owoolugambo waffe yatutegeezezza nti oba Ntaganda yayodde wa, kuba alina n’ekizimbe ekirala ky’amaliriza ku Kafumbe Mukasa.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

St1buk250518 220x290

BUKEDDE W’OLWOKUTAANO YAFULUMYE...

Mulimu ebipya ku batta abawala omuli obujulizi obubalumiriza kyokka nga butiisa.

Save 220x290

Museveni ayogedde ku bawamba abawala...

Pulezidenti agambye nti abatemu abawamba abawala ne babatta babafunzizza era gwe basembyeyo okukwata yabadde n’emirambo...

Whatsappimage20180524at20027pm 220x290

Abadde alimbalimba omuyizi wa S.4...

Emirimu gisannyaladde okumala akaseera mu ppaaka enkadde mu kibuga Kampala abagoba ba takisi abakolera ku siteegi...

Isabeti4 220x290

Yeemulugunyizza ku mutindo gwa...

OMUTEDENSI wa KIU Henry Kyobe akukkulumidde akakiiko akaddukanya omuzannyo gwa Beach Soccer olw’enzirukanya etamatiza...

Kasangati 220x290

Bawambye omuwala omulala e Kasangati...

ABAWAMBA abantu beesomye luno, bawambye omukazi omulala e Kasangati ne basaba obukadde 10, kyokka olubaweerezzaako...